• Latest
  • Trending
  • All

Kabaka Birthday run 2025 – Ssaabasajja Kabaka asiimbudde emisinde gy’amazaalibwa age 70

April 8, 2025

“Charles Peter Mayiga – Waampa Ssaabasajja ” – kati emyaka 12 egya Ddamula

May 12, 2025
Enjuki ziziinze omukolo gwaba NRM e Lwengo – babadde basaggula buwagizi bwa kibiina

Enjuki ziziinze omukolo gwaba NRM e Lwengo – babadde basaggula buwagizi bwa kibiina

May 11, 2025

St Mary’s Kitende ne Kibuli SS basisinkanye ku Quarterfinals za National Schools Championship 2025 – ebikopo babyenkanya

May 11, 2025
Owek.Noah Kiyimba asabye government ekendeeze ebisale bya internet n’amasannyalaze abavubuka basobole okuganyulwa

Owek.Noah Kiyimba asabye government ekendeeze ebisale bya internet n’amasannyalaze abavubuka basobole okuganyulwa

May 10, 2025
Amasomero16 gegasigadde mu mpaka za National Schools Championships 2025 e Ngora

Amasomero16 gegasigadde mu mpaka za National Schools Championships 2025 e Ngora

May 10, 2025
Nnaalinnya Gertrude Tebattagwabwe aterekeddwa mu masiro ge Namasanga mu Busiro

Nnaalinnya Gertrude Tebattagwabwe aterekeddwa mu masiro ge Namasanga mu Busiro

May 10, 2025

Abaana 2 bafiiridde mu kidiba mwebabadde bawugira e Kitende

May 9, 2025
Okusabira Nnaalinnya Gertrude Tebattagwabwe mu lutikko e Namirembe

Okusabira Nnaalinnya Gertrude Tebattagwabwe mu lutikko e Namirembe

May 9, 2025
Paapa Leo XIV akulembeddemu missa ye esookedde ddala

Paapa Leo XIV akulembeddemu missa ye esookedde ddala

May 9, 2025
Abakola mu bank bagala wassibwewo akakiiko akaluηamya  omulimu gwabwe – n’okwongera abakyala mu bifo ebisalawo ensonga ez’enkizo

Abakola mu bank bagala wassibwewo akakiiko akaluηamya omulimu gwabwe – n’okwongera abakyala mu bifo ebisalawo ensonga ez’enkizo

May 9, 2025
Kitalo ! – Monsignor Expedito Magembe owa Bukalango prayer Centre afudde

Kitalo ! – Monsignor Expedito Magembe owa Bukalango prayer Centre afudde

May 9, 2025

Kaliddinaali Robert Francis Prevost – alondeddwa nga Paapa Leo XIV

May 8, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Kabaka Birthday run 2025 – Ssaabasajja Kabaka asiimbudde emisinde gy’amazaalibwa age 70

by Namubiru Juliet
April 8, 2025
in Amawulire, BUGANDA
0 0
0
0
SHARES
110
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye naasimbula emisinde mu bunabyaalo egy’amazaalibwage ag’emyaka 70 mu Lubiri e Mengo, wakati mu nnamutikkwa wenkuba afudembye.
Empologoma etuuse mu Lubiri ku ssaawa emu yennyini, era neesiima neesimbula Abaddusi, kubaddeko aba kilomita 21,10, ne 5.
Ekigendererwa ky’emisinde Gino egyomulundi ogwe 12 kwekulwanyisa Mukenenya ng’abasajja bebasaale.
Ssaabasajja ng’alamusa Omulangira Crispin Jjunju Kiweewa
Omulangira Ssemakookiro ng’atuuka ku misinde gy’amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka ag’omulundi ogwe 70
Ccucu Musota Ssekkesa asiimye naasiibula okuva mu kifo wesiimbulidde emisinde  mu Lubiri.
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ne Nnalinnya Lubuga Agnes Nabaloga ku misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka ag’omulundi ogwe 70
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga yebazizza abantu ba Beene olw’obuvumu bwebakozesezza nebeeyiwa mu Lubiri mu bungi ddala, wakati mu kire ky’enkuba ekikedde okufudemba, era neyebaza n’abantu abalala bonna abaddukkidde mu bitundu by’ensi ebyenjawulo.
Katikkiro era abasabye Obutakoowa kulwanyisa Mukenenya.
Katikkiro Charles Peter Mayiga n’omumyuka we asooka Owek Twaha Kawaase Kigongo ku misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka ag’omulundi ogwe 70
Ssentebe w’Olukiiko olutegese Emisinde era Omumyuuka asooka owa Katikkiro Owek Hajji Dr Prof Twaha Kawaase Kigongo, yebazizza abantu ba Beene Olwomukwaano gwebalaze Empologoma.
Katikkiro Charles Peter Mayiga, omumyuka we owookubiri Owek.Robert Waggwa Nsibirwa ne minister w’ebyemizannyo, ebitone n’ebavubuka Owek. Robert Sserwanga Ssalongo
Minister w’Abavubuka ebyemizannyo n’Ebitone Owek Robert Sserwanga Ssalongo, agambye nti ebiruubirirwa byemisinde bigenda kituukirira, neyeebaza Abavubuka Okwaagala Kabaka n’obulamu bwabwe.
 Uganda AIDs commission ekola ekisoboka okukebera abantu ka Kabaka Mukenenya, era n’emisinde gya Kabaka gwe mulamwa kwegitambulidde, abaami mubeere basaale okulwanyisa siriimu nga mutaasa omwana omuwala.
 Emisinde Gino giwagiddwa Airtel Uganda, I&M Bank,CBS,BBS Terefayina, UNICEF,Vision group, Daily Monitor,Nivana nabalala.
Ssaabasajja Kabaka awerekeddwako Nnaalinnya Lubuga Agnes Nabaloga, Abalangira n’Abambejja.
 Omukolo guno gwetabiddwako Bajjajja Abataka abakulu b’Obusolya, ba minister ba Ssaabasajja abaliko naabo abaawummula, Bannaddiini, bannabyabufuzi ,Amatendekero, Amasomero n’Abantu kinoomu.#
Ebifaananyi: MK Musa

 

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • “Charles Peter Mayiga – Waampa Ssaabasajja ” – kati emyaka 12 egya Ddamula
  • Enjuki ziziinze omukolo gwaba NRM e Lwengo – babadde basaggula buwagizi bwa kibiina
  • St Mary’s Kitende ne Kibuli SS basisinkanye ku Quarterfinals za National Schools Championship 2025 – ebikopo babyenkanya
  • Owek.Noah Kiyimba asabye government ekendeeze ebisale bya internet n’amasannyalaze abavubuka basobole okuganyulwa
  • Amasomero16 gegasigadde mu mpaka za National Schools Championships 2025 e Ngora

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -