• Latest
  • Trending
  • All
Emikolo egy’okutereka Omulangira omubuze Daudi Simbwa Kazibwe Golooba mu masiro e Kasubi

Emikolo egy’okutereka Omulangira omubuze Daudi Simbwa Kazibwe Golooba mu masiro e Kasubi

February 25, 2025

Abaana 2 bafiiridde mu kidiba mwebabadde bawugira e Kitende

May 9, 2025
Okusabira Nnaalinnya Gertrude Tebattagwabwe mu lutikko e Namirembe

Okusabira Nnaalinnya Gertrude Tebattagwabwe mu lutikko e Namirembe

May 9, 2025
Paapa Leo XIV akulembeddemu missa ye esookedde ddala

Paapa Leo XIV akulembeddemu missa ye esookedde ddala

May 9, 2025
Abakola mu bank bagala wassibwewo akakiiko akaluηamya  omulimu gwabwe – n’okwongera abakyala mu bifo ebisalawo ensonga ez’enkizo

Abakola mu bank bagala wassibwewo akakiiko akaluηamya omulimu gwabwe – n’okwongera abakyala mu bifo ebisalawo ensonga ez’enkizo

May 9, 2025
Kitalo ! – Monsignor Expedito Magembe owa Bukalango prayer Centre afudde

Kitalo ! – Monsignor Expedito Magembe owa Bukalango prayer Centre afudde

May 9, 2025

Kaliddinaali Robert Francis Prevost – alondeddwa nga Paapa Leo XIV

May 8, 2025
Owek. Amb.William S.K Matovu aziikiddwa e Mpala Busiro – Obwakabaka busiimye emirimu gye

Omukka omweru gufulumye e Vatican – Paapa Omuggya ow’omulundi ogwe 267 alondeddwa

May 8, 2025
Amasasi n’omukka ogubalagala bimyoose mu kuddamu okulonda kw’abakulembeze ba NRM e Iganga

Amasasi n’omukka ogubalagala bimyoose mu kuddamu okulonda kw’abakulembeze ba NRM e Iganga

May 8, 2025

Owek. Amb.William S.K Matovu aziikiddwa e Mpala Busiro – Obwakabaka busiimye emirimu gye

May 8, 2025
Omukka omuddugavu guzzeemu okufuluma e Vatican –  ba kaliddinaali 133 tebanalondako Paapa

Omukka omuddugavu guzzeemu okufuluma e Vatican – ba kaliddinaali 133 tebanalondako Paapa

May 8, 2025
Ekibiina ky’amawanga amagatte n’ebitongole ebirala biwadde government ya Uganda amagezi kyongere ensimbi mu by’obulamu – obuyambi obuva ebweru bukendedde

Ekibiina ky’amawanga amagatte n’ebitongole ebirala biwadde government ya Uganda amagezi kyongere ensimbi mu by’obulamu – obuyambi obuva ebweru bukendedde

May 8, 2025
Abeetissi b’ebikajjo basatu bafiiridde mu kabenje akagudde e Jinja

Abeetissi b’ebikajjo basatu bafiiridde mu kabenje akagudde e Jinja

May 8, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Emikolo egy’okutereka Omulangira omubuze Daudi Simbwa Kazibwe Golooba mu masiro e Kasubi

by Namubiru Juliet
February 25, 2025
in BUGANDA
0 0
0
Emikolo egy’okutereka Omulangira omubuze Daudi Simbwa Kazibwe Golooba mu masiro e Kasubi
0
SHARES
51
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Omulangira Daudi Simbwa Kazibwe Golooba mutabani wa Ssekabaka Muteesa II.

Omulangira Omubuze Golooba olugyiddwa ku muzikiti e Kibuli gy’asaaliddwa essaala ya Salat al-Janazah, atwaliddwa butereevu mu masiro e Kasubi n’ayingizibwako mu nnyumba Muzibwazaalampanga omuterekeddwa kitaawe Ssekabaka Muteesa II ne ba Ssekabaka abalala basatu.

 

Olutuusiddwa mu Masiro,  asoose kuyingizibwa mu nnyumba Muzibwazaalampanga ba Nnalinnya nebaloopera ba Ssekabaka okuseerera kwa muzzukulu wabwe.

Oluvannyuma agyiddwayo n’atwalibwa mu kifo ekirala gy’aterekeddwa.

 

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga agambye nti Omulangira Golooba yali wa myaka 13 Obwakabaka webwagyibwawo.

Abalangira n’abambejja

Katikkiro agambye nti Omulangira Golooba alese Omuzaana Marian Lubogo, abaana 5, okuli abalangira 2 n’abambejja 3. Omulangira Ssekamaanya Simbwa eyali omulangira ow’okusatu naye yaseerera.

Katikkiro Charles Peter Mayiga ne Katikkiro eyawummula Joseph Mulwanyammuli Ssemwogerere

Katikkiro Mayiga alambuludde obukulu bw’olulyo Olulangira mu Bwakabaka, n’agamba nti  Obulangira bw’abalangira n’abambejja butuyamba okuyunga emirembe gy’Obwakabaka nga bwegizze gitambula, ate n’okuggumizza Kabaka obutabeera yekka mu bbanga.

“Obuganda butudde ku masiga asatu, okuli Olulyo olulangira era mwemuva  Kabaka, essiga eddala lye ly’Abaami erikulirwa Katikkiro, ate essiga ery’okusatu, ly’ery’Ebika erikuuma obuwangwa bwaffe, obutufuula abaana ab’Enda emu” Katikkiro Mayiga

Omulangira David Wasajja, Nalinnya Dorothy Nassolo, Nalinnya Lubuga Agnes Nabaloga,Nnabagereka Sylivia Nagginda
Nalinnya Sarah Kagere n’Owek.Bbaale Mugera

Katikkiro Mayiga ayogedde ku Mulangira Omubuze Daudi Ssimbwa Kazibwe Golooba, nti abadde muntu mulambulukufu, era nga yamuyamba nnyo okumulambika  ku ngeri Katikkiro gy’akolaganamu n’Abalangira n’abambejja abakulu.

Katikkiro eyawummula J.B Walusimbi n’Owek.Ambassador Emmanuel Ssendawula eyaliko omumyuka wa Katikkiro

Katikkiro Mayiga gambye nti Omulangira abadde muntu w’Abantu, ng’amanyi okukuuma emikwano ate ng’ayagala n’ebyemizannyo.

Katikkiro yebazizza abantu bonna abakoze ennyo okulabirira n’okujanjaba Omulangira Omubuze.

Omulangira Daudi Ssimbwa Kazibwe Golooba aterekeddwa mu masiro e Kasubi Nabulagala mu Kyadondo.

Gutusiinze nnyo twakumye bubi ayi Ssaabasajja Kabaka!

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abaana 2 bafiiridde mu kidiba mwebabadde bawugira e Kitende
  • Okusabira Nnaalinnya Gertrude Tebattagwabwe mu lutikko e Namirembe
  • Paapa Leo XIV akulembeddemu missa ye esookedde ddala
  • Abakola mu bank bagala wassibwewo akakiiko akaluηamya omulimu gwabwe – n’okwongera abakyala mu bifo ebisalawo ensonga ez’enkizo
  • Kitalo ! – Monsignor Expedito Magembe owa Bukalango prayer Centre afudde

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -