• Latest
  • Trending
  • All
Ssaabasajja Kabaka aweerezza obubaka obusaasira ab’Ekika ky’Emmamba olw’Omutaka eyabuze – Omukolo gw’okutereka Omutaka gubadde Buwaya

Abantu abatanamanyibwa muwendo bateeberezebwa okuba nga bafiiridde mu mugga Tangi ogubooze negusalamu oluguudo oluva e Nwoya okudda e Pakwach

November 27, 2024

Abaana 4 bokka bebakakasiddwa okuyita mu magezi ga science nti be baana b’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero – abaana 25 bebaakebereddwa endagaluse

June 25, 2026
President Museveni alonze Dr.J.C Muyingo okugira ng’akolanga minister omujjuvu owa ministry y’ebyenjigiriza

President Museveni alonze Dr.J.C Muyingo okugira ng’akolanga minister omujjuvu owa ministry y’ebyenjigiriza

June 25, 2026
Empaka z’Amaato mu Buganda eza 2026 zitaandika  27 June e Nakiwogo Ntebbe

Empaka z’Amaato mu Buganda eza 2026 zitaandika 27 June e Nakiwogo Ntebbe

June 25, 2026

NRM yetegekera kamyufu k’abanaavuganya ku bifo bya parliament ya East Africa

June 25, 2026
Idah Nabayiga owa NRM awangudde akalulu k’okuddamu okulonda omubaka omukyala owe Kalangala

Idah Nabayiga owa NRM awangudde akalulu k’okuddamu okulonda omubaka omukyala owe Kalangala

June 25, 2026
Ssaabasajja Kabaka Mutebi II asisinkanye abataka abakulu ab’Obusolya nga 24 June,2026 – abalambise bakuume obumu n’okuwuliziganya okwaηηanga ebisomooza Obwakabaka

Ssaabasajja Kabaka Mutebi II asisinkanye abataka abakulu ab’Obusolya nga 24 June,2026 – abalambise bakuume obumu n’okuwuliziganya okwaηηanga ebisomooza Obwakabaka

June 24, 2026
NUP ewandiise ebbaluwa esaba mu butongole okwegatta ku IPOD – wakyaliwo obukwakkulizo

NUP ewandiise ebbaluwa esaba mu butongole okwegatta ku IPOD – wakyaliwo obukwakkulizo

June 24, 2026
Uganda ewangudde ekikopo kya Cecafa U17 Women’s Championship 2026

Uganda ewangudde ekikopo kya Cecafa U17 Women’s Championship 2026

June 23, 2026
Buganda Royal Institute of Business and Technical Institute efunye Boodi empya – n’okutongoza Nnamutaayiika wa 2026-2031 wa buwumbi bwa shs 51

Former Kampala Lord Mayor Erias Lukwago – denied bail on misprision of treason charges

June 23, 2026
Lawyers, family members, and supporters of  Erias Lukwago are anxiously awaiting  for his bail application ruling – to be delivered electronically

Lawyers, family members, and supporters of Erias Lukwago are anxiously awaiting for his bail application ruling – to be delivered electronically

June 22, 2026

30 years of CBS radio beyond broadcasting – Culture, Community,Commerce

June 22, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Abantu abatanamanyibwa muwendo bateeberezebwa okuba nga bafiiridde mu mugga Tangi ogubooze negusalamu oluguudo oluva e Nwoya okudda e Pakwach

by Namubiru Juliet
November 27, 2024
in Amawulire
0 0
0
Ssaabasajja Kabaka aweerezza obubaka obusaasira ab’Ekika ky’Emmamba olw’Omutaka eyabuze – Omukolo gw’okutereka Omutaka gubadde Buwaya
0
SHARES
102
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Abantu abatanamanyibwa muwendo balowoozebwa okuba nga  bafiiridde mu mazzi g’omugga Tangi ogubooze negusalamu oluguudo oluva e Nwoya okwolekera e Pakwach.

Balubbira b’ekitongole kya UNRA n’amagye bakola butaweera okunoonya abantu abatwalibbwa amazzi.

Abaguddemu kuliko abasaabaze ababadde basaabalira mu Taxi ebadde etwalibwa amazzi, saako ab’amagye  ababadde bagenze okubataasa.

Kigambibwa nti omugoba wa taxi awalazza empaka n’ayingira nagezaako okuyita mu mazzi agabadde gasazeemu oluguudo, wabula n’alemererwa okugayitamu negatandika okutwala emmotoka.

Amagye galeese eryato okutaasa abantu ababadde mu mmotoka, wabula babadde bakaggyamu abamu mu mmotoka, ate amazzi negakuluggusa eryato neryebbika mu mazzi n’abantu ba bulijjo ababadde baggyiddwa mu taxi, saako ab’amagye abalibaddeko.

Okusinziira ku police, ab’amagye 3 ne balubbira ba UNRA 3, saako abasaabaze 6 ababadde mu taxi banunuddwa, ate abalala abatamanyiddwa muwendo bakyaanoonyezebwa mu mazzi okuzuula oba nga waliwo abalamu abawagamidde mu muddo n’abayinza okuba nga bafudde.

Amataba gasazeemu oluguudo oluva e Nwoya okudda e Pakwach ku nkulungo ye Tangi  okumpi n’olutindo lwe Pakwach, oluvannyuma lw’enkuba esiibye efudemba mu kitundu ekyo leero nga 27 November,2024, omugga Tangi negubooga.

Ekitongole ky’ebyenguudo ekya Uganda National Roads Authority (UNRA) kirabudde abantu abava e Kampala abagenda mu  West Nile nti bayitire e  Paraa bagukkire mu Kisanja Park.

Abasaabaze abava e Gulu okudda mu West Nile basobola okuyita Atiak nebagwa mu Adjumani nebayita ku kidyeri.

Embeera yeemu yetuuse ku bantu abava e Kampala okugenda e Gulu, Kitgum ne Lira, nabo balina kudda Masindi nebalinnya ekidyeri ekinaabatuusa ku mwalo ewali oluguudo olugatta ku luva e Kampala okudda e Ggulu.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abaana 4 bokka bebakakasiddwa okuyita mu magezi ga science nti be baana b’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero – abaana 25 bebaakebereddwa endagaluse
  • President Museveni alonze Dr.J.C Muyingo okugira ng’akolanga minister omujjuvu owa ministry y’ebyenjigiriza
  • Empaka z’Amaato mu Buganda eza 2026 zitaandika 27 June e Nakiwogo Ntebbe
  • NRM yetegekera kamyufu k’abanaavuganya ku bifo bya parliament ya East Africa
  • Idah Nabayiga owa NRM awangudde akalulu k’okuddamu okulonda omubaka omukyala owe Kalangala

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist