• Latest
  • Trending
  • All
Abavubuka mu Kampala Archdiocese  begasse ku kaweefube w’okutaasa abakyala abafiira mu ssanya

Abavubuka mu Kampala Archdiocese begasse ku kaweefube w’okutaasa abakyala abafiira mu ssanya

October 13, 2024
Ennaku za Kalema zitandika n’okusiiba evvu – ez’omwaka guno zitandika 18 February,2026

Ennaku za Kalema zitandika n’okusiiba evvu – ez’omwaka guno zitandika 18 February,2026

February 17, 2026
RPP edduukiridde abaana b’abantu abaasibwa olw’ebyobufuzi – basabye president Museveni ayimbule abantu abaasibwa olw’ebyobufuzi

Omwezi gwa Ramathan gulabise – abasiraamu batandika okusiiba nga 18 February,2026

February 17, 2026
RPP edduukiridde abaana b’abantu abaasibwa olw’ebyobufuzi – basabye president Museveni ayimbule abantu abaasibwa olw’ebyobufuzi

Okunoonyereza ku mubaka Muwanga Kivumbi ku misango gy’obutujju kukyagenda mu maaso – azziddwayo ku alimanda e Kitalya

February 17, 2026
Auto Draft

Katikkiro Mayiga akubirizza abaami ba Kabaka okwettanira Tekinologiya ow’omulembe mu nkola y’emirimu

February 17, 2026
Omwana afiiridde mu muliro ogukutte ennyumba e Namugongo – gusanyizaawo n’ebyamaguzi

Omwana afiiridde mu muliro ogukutte ennyumba e Namugongo – gusanyizaawo n’ebyamaguzi

February 17, 2026
Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

February 17, 2026
Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

February 16, 2026
Police ekutte abantu 5 abateeberezebwa okubbisa emmundu – kigambibwa beebatta eyali ekulira police e Ntaawo Mukono

Police eyigga Taata agambibwa okutta omuvubuka gw’asanze ne muwala we ku lunaku lw’abagalana e Matugga

February 16, 2026

Abatendesi ba KCCA FC baweereddwa nsalesale wa mipiira 3 – bwegibalema okuwangula boolekedde okugobwa

February 16, 2026
Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

February 16, 2026
Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

February 14, 2026
Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi – abadde ku mukolo gw’omwami Andrew Francis Luyombo n’omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu

Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi – abadde ku mukolo gw’omwami Andrew Francis Luyombo n’omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu

February 14, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Health

Abavubuka mu Kampala Archdiocese begasse ku kaweefube w’okutaasa abakyala abafiira mu ssanya

by Namubiru Juliet
October 13, 2024
in Health
0 0
0
Abavubuka mu Kampala Archdiocese  begasse ku kaweefube w’okutaasa abakyala abafiira mu ssanya
0
SHARES
103
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Omuwendo gwabakyala abakyafiira musanya okweyongera okulinnya  gweralikirizza  Eklezia katuulika mu Uganda,  ekitanudde abavubuka mu ssaza ekkulu erya Kampala okubaako kyebakola.

Okusinziira ku alipoota eyafulimizibwa  ekitongole kyebyobulamu eky’ensi yonna ki World  Health Organisation nga bali wamu n’ekitongole ekivunaanyizibwa ku nsonga z’abaana munsi yona ekya UNICEF yalaga nti ensonga ezisiinga obungi eziviirako abakyala okufiira mu ssanya zisobola bulungi okwewalika.

Mu mbeera eno Essaza ekkulu erye Kampala nga lyetegekera okukuza olunnaku lw’abavubuka munsi yonna olunabeerawo nga ennaku z’omwezi 24 November,  litegese emisinde mubuna byalo nga’ennaku z’omwezi 09  November,2024, okusonda ensimbi okugula ebikozesebwa okuyambako abakyala mu ddwaliro lya St Luke Konge health centre III okuzaala obulungi.

Bwana mukulu wa St Joseph Konge parish Rev Fr Denis Ssekamaanya  agamba nti  ebikujjuko by’olunaku lw’abavubuka ebigenda okubeera mu Vicaliet ye Mitala Maria, bigendereddwamu okusitula omutindo gw’eddwaliro erikozesebwa abantu abangi, ssonga ebikozesebwa byakekwa.

Dr. Nakazibwe Prossy akulira eddwaliro lino erya St Luke Konge Health Centre III agamba nti basaanga akaseera akazibu okuzaalisa abakyala olw’ebbula lyebikozesebwa ekiteeka obulamu bwabanakazadde b’eggwanga mu matigga.

Dr Nakazibwe agambye nti abakyala bangi bajja mu ddwaliro nga tebalina yadde akagoye kebayinza kutandikirako okuteeka kubmwana ekiviirako abaana okumira n’okukosebwa embeera endala.

Ssabavubuka we Mitala Maria Kayondo Robert  Ndawula agamba nti abavubuka okuva mu vicaliet 4 ezikola essaza ekkulu erye Kampala bonna bagenda ku kungaanira ku st Balikuddembe e Mitala Maria ku lunaku olwo.

Emijoozi egyokuduka emisinde gino gyateereddwa kubuli parish eziri mussaza lye Kampala ku  shillings 15000

Bisakiddwa : Tonny Ngabo

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ennaku za Kalema zitandika n’okusiiba evvu – ez’omwaka guno zitandika 18 February,2026
  • Omwezi gwa Ramathan gulabise – abasiraamu batandika okusiiba nga 18 February,2026
  • Okunoonyereza ku mubaka Muwanga Kivumbi ku misango gy’obutujju kukyagenda mu maaso – azziddwayo ku alimanda e Kitalya
  • Katikkiro Mayiga akubirizza abaami ba Kabaka okwettanira Tekinologiya ow’omulembe mu nkola y’emirimu
  • Omwana afiiridde mu muliro ogukutte ennyumba e Namugongo – gusanyizaawo n’ebyamaguzi

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist