• Latest
  • Trending
  • All
Okukuza olunaku lwa Bulungi bwansi mu Buganda – government esabiddwa esale ebbeeyi y’amasannyalaze okutaasa obutonde bw’ensi

Okukuza olunaku lwa Bulungi bwansi mu Buganda – government esabiddwa esale ebbeeyi y’amasannyalaze okutaasa obutonde bw’ensi

October 8, 2024

Obukulembeze bwa Ssaabasajja Kabaka Mutebi II bwava wa Katonda – Obuganda bujaguzza emyaka 33 egy’amatikkirwage ku Watoto Church

July 31, 2026
Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago

Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago

July 31, 2026
Auto Draft

Buganda etongozza omwoleso gw’olubugo – abavubuka bakubiriziddwa okwettani okukomaga kulimu ensimbi

July 30, 2026

President Museveni asisinkanye bannamukago aba Bungereza – ayagala basseewo enkolagana ey’okunoonyereza ku by’obujjanjabi n’okukola eddagala

July 30, 2026

Parliament esunsudde Juma Witonze Kisekka – nga minister omuggya ow’ensonga zomunda mu ggwanga

July 30, 2026

Amakula g’amatikkirwa ga Kabaka Mutebi II aga 33 – aba Indo Africa Charitable society bawaddeyo ambulance

July 30, 2026
Obwakabaka bukoze ennoongosereza mu Kitiibwa Kya Buganda – kitukane n’ennyimba ey’ekikugu n’enjatula y’ebigambo entuufu

Obwakabaka bukoze ennoongosereza mu Kitiibwa Kya Buganda – kitukane n’ennyimba ey’ekikugu n’enjatula y’ebigambo entuufu

July 29, 2026
Dr. Kiiza Besigye atendewaliddwa naagwa mu kooti –  Government eyanjudde Omumerica agenda okumulumiriza ne banne mu musango gw’okuluka olukwe okuvuunika government

Dr. Kiiza Besigye atendewaliddwa naagwa mu kooti – Government eyanjudde Omumerica agenda okumulumiriza ne banne mu musango gw’okuluka olukwe okuvuunika government

July 29, 2026
Muwanga Kivumbi agguddwako emisango emirala ebiri – kuliko ogw’okukuma omuliro mu bantu

Muwanga Kivumbi agguddwako emisango emirala ebiri – kuliko ogw’okukuma omuliro mu bantu

July 29, 2026
Akalulu k’okulonda ba ssentebe ba L.C1 aka 2026 – soma ku mivuyo egibaddemu waliwo naabakafiiriddemu

Akalulu k’okulonda ba ssentebe ba L.C1 aka 2026 – soma ku mivuyo egibaddemu waliwo naabakafiiriddemu

July 28, 2026
Uganda tekyalimu kirwadde kya Ebola ekyali kyalangirirwa mu May,2026

Uganda tekyalimu kirwadde kya Ebola ekyali kyalangirirwa mu May,2026

July 28, 2026

Ssaabalabirizi Kazimba Mugalu atongozza kaweefube w’okunoonya ebyapa by’ettaka ly’ekanisa lyonna mu bitundu bya Rwenzori

July 27, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Okukuza olunaku lwa Bulungi bwansi mu Buganda – government esabiddwa esale ebbeeyi y’amasannyalaze okutaasa obutonde bw’ensi

by Namubiru Juliet
October 8, 2024
in BUGANDA
0 0
0
Okukuza olunaku lwa Bulungi bwansi mu Buganda – government esabiddwa esale ebbeeyi y’amasannyalaze okutaasa obutonde bw’ensi
0
SHARES
154
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Obwakabaka bwa Buganda buwadde government amagezi ekendeeze ebbeeyi y’amasannyalaze, bannansi basobole okugafumbisa ,olwo okuttattana Obutondebwensi omuli okusaawa ebibira kukendeerere ddala.
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga abadde yeetabye ku mukolo gwa Bulungibwansi ne government ez’ebitundu ku gombolola ya Mutuba etaano Nyenga mu Ssaza Kyaggwe, n’agamba nti government  esaanye ebeere neenkanya ekimala, amasannyalaze amangi geerina egabunyise mu bannansi, ate galeme kuba gabuseere.
Agambye nti ekya government okubeera ng’egamba abantu nti bakome okutema emiti okwokya amanda, naye nga tebateereddeewo bintu birala byebasobola kukozesa okufumba ku bbeeyi eya wansi, tebeera nneenkanya, era n’ebiriruubirirwa by’okutaasa ebibira byandirema okutuukirizibwa.
Katikkiro era asabye abaami ba Ssaabasajja Kabaka okwongera amaanyi mu kwaagazisa abavubuka emirimu gy’Obwakabaka, omuli okunnyikiza Bulungibwansi n’Obuntu Bulamu mu baana abato.
Katikkiro Charles Peter Mayiga ng’akwasa abaami ba Kabaka ebikozesebwa mu kukola bulungi bwansi
Minister wa Bulungibwansi n’Ekikula ky’Abantu Owek Mariam Mayanja Nassejje, ategeezezza nti basobodde okukwanaganya abaami b’Amasaza mu kuggumiza Bulungibwansi n’Okuteeka emirimu egikolebwa ku mitimbagano, ekyoolese obujjumbize.
Minister wa government ez’ebitundu Owek Joseph Kawuki asabye abaami ba Kabaka ku mitendera gyonna, obuteekomoma mu buweereza bwa Ssaabasajja.
Omwaami wa Ssaabasajja akulembera essaza Kyaggwe Ssekiboobo Vincent Matovu Bintubizibu ayogedde ku bituukiddwaako mu kiseera kyeyaakamala mu buweereza , omuli okunnyikiza Bulungibwansi,okutumbula Okulima Emwaanyi mu Bavubuka n’ebirala.
Ku mukolo kuno kubaddeko okutongoza mayiro ya Bulungi bwansi e Wakissi Katale.
Abayizi b’amasomero bayimbye ennyimba ezikwata ku kukuuma obutonde bw’ensi, emigigi emito gisobole okugiganyulwamu, mu kifo ky’abakulu okubusanyaawo nga bekkusa bokka.
Mu ngeri yeemu wabaddewo ekyoto ekitabiddwamu abavubuka n’abaana abato, mwebabanguliddwa ku bintu ebyenjawulo, omuli enkola z’obuntu bulamu, okukola ennyo n’ebirala.
Omukolo guno gwetabiddwaako Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda Owek Patrick Luwagga Mugumbule, Minister webyamawulire, Okukunga era omwoogezi w’Obwakabaka Owek Isreal Kazibwe Kitooke, Owek Haji Hamis Kakomo, Owek Noah Kiyimba, Owek Nakate Chotildah Kikomeko, abaami b’Amasaza, ababaka mu Lukiiko lw’eggwanga Olukulu, Dr Matia Lwanga Bwanika,  nabalala bangi.
Olunaku luno olwa Bulungi bwansi ne government ez’ebitundu lukuzibwa buli nga 08 October, okukubiriza abantu buli omu okubaako ky’akola ku lw’obulungi bwa Uganda.
Ensibuko y’olunaku luno eva ku lwa nga 08 October, 1962, Bungereza lweyaddiza Buganda Obwetwaze, ate enkeera nga 09 October, omwaka gwe gumu, ne Uganda eyawamu nekwasibwa amefuga gaayo.
Bisakiddwa: Kato Denis
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Obukulembeze bwa Ssaabasajja Kabaka Mutebi II bwava wa Katonda – Obuganda bujaguzza emyaka 33 egy’amatikkirwage ku Watoto Church
  • Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago
  • Buganda etongozza omwoleso gw’olubugo – abavubuka bakubiriziddwa okwettani okukomaga kulimu ensimbi
  • President Museveni asisinkanye bannamukago aba Bungereza – ayagala basseewo enkolagana ey’okunoonyereza ku by’obujjanjabi n’okukola eddagala
  • Parliament esunsudde Juma Witonze Kisekka – nga minister omuggya ow’ensonga zomunda mu ggwanga

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist