• Latest
  • Trending
  • All
Ababaka ba NRM bakusalawo eky’enkomeredde ku bitongole bya government ebirina okuggyibwawo – abalimi b’emmwanyi babalabudde UCDA mujiveeko

Ababaka ba NRM bakusalawo eky’enkomeredde ku bitongole bya government ebirina okuggyibwawo – abalimi b’emmwanyi babalabudde UCDA mujiveeko

August 16, 2024
Uganda Airlines mu butongole etandise engendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

Uganda Airlines mu butongole etandise engendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

May 18, 2025
Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

May 18, 2025
Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

May 17, 2025
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

May 15, 2025
Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

May 15, 2025
UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

May 15, 2025
America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

May 15, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

NIRA efulumizza ebirina okugobererwa abagenda okuzza obuggya endagamuntu

May 14, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

Obukiiko bwa parliament butandise okwekenneenya ennoongosereza ku ttaaka erifuga amagye – ensonga ya kkooti y’amagye etabudde abakaka

May 14, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home CBS FM

Ababaka ba NRM bakusalawo eky’enkomeredde ku bitongole bya government ebirina okuggyibwawo – abalimi b’emmwanyi babalabudde UCDA mujiveeko

by Namubiru Juliet
August 16, 2024
in CBS FM
0 0
0
Ababaka ba NRM bakusalawo eky’enkomeredde ku bitongole bya government ebirina okuggyibwawo – abalimi b’emmwanyi babalabudde UCDA mujiveeko
0
SHARES
205
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Abatuunzi b’endokwa z’emmwanyi bayiseeyise mu babaka ba parliment  bannakibiina ki NRM, nti basuule mu kasero enteekateeka government gyerina ey’okuggyawo ekitongole ekivunanyizibwa ku mmwaanyi ki Uganda Coffee Development Authority (UCDA), obuvunaanyizibwa bwakyo budde mu ministry y’ebyobulimi.

Abalimi bano bagambye nti okugyawo ekitongole kino kandibeera akakodyo kokukwata ekirime ky’emmwaanyi nebyenfuna byonna ebitambulira ku kirime kino okubikwasa abantu abeeyita bamusiga nsimbi,  nga government bweyali eyagala okukola gyebuvuddeko.

President Yoweri Kaguta Museveni era ssentebbe w’ekibiina ki NRM, agenda kusisinkana ababaka bannaNRM mu maka gobwa President Entebbe olwa leero, 16 August,2024 okusalawo ekyenkomeredde ku ludda olwa NRM, ku bitongole byonna  byeyagala okuggyawo.

Kuliko ekitongole ki UCDA ekivunaanyizibwa ku mmwaanyi, ekitongole kyenguudo ki UNRA, ekitongole ki NITA-U ekivunanyizibwa ku mayengo ga Yintanenti, ekitongole ki Uganda Road fund, ekitongole ki NAADS nebirala.

Busuulwa Fred ssentebe wekibiina ekitaba bannanyini Mmerezo z’emmwaanyi ki Masaka City Coffee Nursey Operators Association, agambye nti singa ekitongole ki UCDA kizzibwa wansi wa ministry y’ebyobulimi, gweguggya okuba omusumaali ogusembayo okuttattana ekirime ky’emmwaanyi, bannauganda bangi kyebabadde basibiddeko olukoba okuyimirizaawo ebyenfuna byabwe

Wabula omwogezi wakabondo kababaka bannaNRM mu parliament Alex Brandon Kintu agambye nti bagenda kwegendereza nnyo mu nsalawo yaabwe nga bannaNRM ku nsonga ekwata ku kitongole kya UCDA nekirime ky’emmwanyi kino

Okusalawo ku biseera ebyomumaaso ebyekitongole ki UCDA, kujjira mu kiseera nga ebibalo ebivanyuma ebyaafulumizibwa ekitongole ekyo omwezi oguwedde  byaalaga nti waaliwo okugenda mu maaso mu byenfuna ebitambulira ku kirime ky’emmwanyi.

Omwaka gwa 2023/2024, Uganda yatunda obukadde bw’ensawo z’emmwanyi 6.13 ku katale kensi yonna, ezaabalirirwaamu akawumbi ka ddoola za America 1 n’ebukadde 144 nga ze trillion 4 n’obuwumbi 236 eza shilling ya Uganda.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Uganda Airlines mu butongole etandise engendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza
  • Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025
  • Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala
  • Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya
  • People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -