• Latest
  • Trending
  • All
Embalirira y’ennyongereza y’ensimbi government ya Uganda gyeyetaaga etabudde ababaka  ba parliament – ba minister balemereddwa okunnyonyola

Embalirira y’ennyongereza y’ensimbi government ya Uganda gyeyetaaga etabudde ababaka ba parliament – ba minister balemereddwa okunnyonyola

April 25, 2024
Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

May 17, 2025
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

May 15, 2025
Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

May 15, 2025
UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

May 15, 2025
America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

May 15, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

NIRA efulumizza ebirina okugobererwa abagenda okuzza obuggya endagamuntu

May 14, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

Obukiiko bwa parliament butandise okwekenneenya ennoongosereza ku ttaaka erifuga amagye – ensonga ya kkooti y’amagye etabudde abakaka

May 14, 2025
Buddo SS yetisse empaka z’amasomero eza – USSSA

Buddo SS yetisse empaka z’amasomero eza – USSSA

May 14, 2025
Abakozi ba CBS  bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo ku lunaku lw’amazaalibwage

Abakozi ba CBS bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo ku lunaku lw’amazaalibwage

May 14, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Embalirira y’ennyongereza y’ensimbi government ya Uganda gyeyetaaga etabudde ababaka ba parliament – ba minister balemereddwa okunnyonyola

by Namubiru Juliet
April 25, 2024
in Amawulire
0 0
0
Embalirira y’ennyongereza y’ensimbi government ya Uganda gyeyetaaga etabudde ababaka  ba parliament – ba minister balemereddwa okunnyonyola
0
SHARES
132
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Ababaka ba parliament abatuula ku kakiiko akavunanyizibwa ku mbalirira y’eggwanga batabukidde minister omubeezi ow’ebyensimbi Henry Musaasizi , ttagali avudde ku kiwandiiko ekyatwaaliddwa mu kakiiko kano okuva mu ministry y’ebyensimbi  ekirambika embalirira ey’ennyongereza government gyeyasabye parliament eyise , ya trillion 1 n’obuwumbi 110 eza shilling.
Ekiwandiiko kino kyayanjulwa minister omubeezi ow’ebyensimbi Amos Lugoloobi wiiki ewedde, era ababaka babadde batudde mu nsisinkano eyenjawulo e Munyonyo okukyetegereza, wabula Minister omubeezi ow’ensimbi Henry Musaasizi bwaweereddwa omukisa okunyonyola ku kiwandiiko kino kwekusaba ababaka beesonyiwe egimu ku miko egibadde mu kiwandiiko ekyatwalibwa mu parliament ekiviiriddeko ababaka okwekengera.
Abamu ku babaka basabye ekiwandiiko kino kyonna kiwandukululwe mu kakiiko nti kubanga kyandibaamu ebitali bituufu, minister yennyinyi bwaba atankana ebimu ku bikibaddemu.
Ibrahim Ssemujju Nganda omubaka wa  Kira municipality, Kareem Masaaba omubaka wa Mbale City West saako Geoffrey Ekanya omubaka wa Tooro North basimbidde ddala nakakongo nga bagamba nti tebalina kugenda mu maaso na kukubaganya birowoozo ku kiwandiiko ekiriko akabuuuza.
Ssentebe wakakiiko kano era omubaka wa Kachumbala Patrick Opolot Nsiagi alabye guli gutyo, ensisinkano y’akakiiko agiymirizza okumala akabanga minister asobole okwetegereza ekiwandiiko mu bujjuvu.
Ensimbi ezenyongereza kuliko obuwumbi 578 government zeyagala okuwa eyeyita musiga nsimbi owa Dei Pharma Mathias Magoola okuzimba ekkolero e Kawanda erikola eddagala ly’omusujja.
Obuwumbi 13 bugenda mu kitongole ki KCCA okusasula abakozi abeera enguudo.
Obuwumbi 3 bugenda mu ministry y’ekikula kyabantu okuteekateeka olunaku lw’abajulizi e Namugongo
Obuwumbi 13 bugenda kuweeebwa amaka gobwa president zissibwe mu nsawo etatunulwamu, so nga obuwumbi 129 zigenda kusasula kasiimo kaabaaliko abakozi ba government aka Gratuity ne pension.
So nga obuwumbi bwa shs 9 bugenda mu kitongole kya Police.
Ensimbi zino government ezaagala okuzikozesa mu kiseera ng’omwaka gw’ebyensimbi 2023/2024 gubulako emyezi 3 gyokka gugweeko, nga n’embalirira y’eggwanga ey’omwaka oguggya 2024/2025 enaatera okuyisibwa parliament.
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala
  • Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya
  • People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga
  • Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce
  • Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -