• Latest
  • Trending
  • All
Parliament etaangazizza ku bukadde bwa shs 500 obwaweereddwa Owek.Mpuuga Nsamba nti  teyali nguzi – eby’okulekulira abigaanye

Parliament etaangazizza ku bukadde bwa shs 500 obwaweereddwa Owek.Mpuuga Nsamba nti teyali nguzi – eby’okulekulira abigaanye

March 1, 2024

Obukulembeze bwa Ssaabasajja Kabaka Mutebi II bwava wa Katonda – Obuganda bujaguzza emyaka 33 egy’amatikkirwage ku Watoto Church

July 31, 2026
Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago

Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago

July 31, 2026
Auto Draft

Buganda etongozza omwoleso gw’olubugo – abavubuka bakubiriziddwa okwettani okukomaga kulimu ensimbi

July 30, 2026

President Museveni asisinkanye bannamukago aba Bungereza – ayagala basseewo enkolagana ey’okunoonyereza ku by’obujjanjabi n’okukola eddagala

July 30, 2026

Parliament esunsudde Juma Witonze Kisekka – nga minister omuggya ow’ensonga zomunda mu ggwanga

July 30, 2026

Amakula g’amatikkirwa ga Kabaka Mutebi II aga 33 – aba Indo Africa Charitable society bawaddeyo ambulance

July 30, 2026
Obwakabaka bukoze ennoongosereza mu Kitiibwa Kya Buganda – kitukane n’ennyimba ey’ekikugu n’enjatula y’ebigambo entuufu

Obwakabaka bukoze ennoongosereza mu Kitiibwa Kya Buganda – kitukane n’ennyimba ey’ekikugu n’enjatula y’ebigambo entuufu

July 29, 2026
Dr. Kiiza Besigye atendewaliddwa naagwa mu kooti –  Government eyanjudde Omumerica agenda okumulumiriza ne banne mu musango gw’okuluka olukwe okuvuunika government

Dr. Kiiza Besigye atendewaliddwa naagwa mu kooti – Government eyanjudde Omumerica agenda okumulumiriza ne banne mu musango gw’okuluka olukwe okuvuunika government

July 29, 2026
Muwanga Kivumbi agguddwako emisango emirala ebiri – kuliko ogw’okukuma omuliro mu bantu

Muwanga Kivumbi agguddwako emisango emirala ebiri – kuliko ogw’okukuma omuliro mu bantu

July 29, 2026
Akalulu k’okulonda ba ssentebe ba L.C1 aka 2026 – soma ku mivuyo egibaddemu waliwo naabakafiiriddemu

Akalulu k’okulonda ba ssentebe ba L.C1 aka 2026 – soma ku mivuyo egibaddemu waliwo naabakafiiriddemu

July 28, 2026
Uganda tekyalimu kirwadde kya Ebola ekyali kyalangirirwa mu May,2026

Uganda tekyalimu kirwadde kya Ebola ekyali kyalangirirwa mu May,2026

July 28, 2026

Ssaabalabirizi Kazimba Mugalu atongozza kaweefube w’okunoonya ebyapa by’ettaka ly’ekanisa lyonna mu bitundu bya Rwenzori

July 27, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home CBS FM

Parliament etaangazizza ku bukadde bwa shs 500 obwaweereddwa Owek.Mpuuga Nsamba nti teyali nguzi – eby’okulekulira abigaanye

by Namubiru Juliet
March 1, 2024
in CBS FM
0 0
0
Parliament etaangazizza ku bukadde bwa shs 500 obwaweereddwa Owek.Mpuuga Nsamba nti  teyali nguzi – eby’okulekulira abigaanye
0
SHARES
315
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Parliament atangazizza ku Nsimbi obukadde bwa shs 500 ezaweebwa Mathias Mpuuga Nsamba oluvannyuma lw’okuwummula emirimu gy’ekifo ky’akulira oludda oluwabula government mu parliament, nti ensimbi zino tezaalimu nguzi wabula kaali kasiimo akaamuwebwa okumwebaza emirimu gyeyakolera parliament.

Omwogezi wa parliament Chris Obore ategezeezza  nti parliament yetongodde mu nkola y’emirimu   omuli n’okusiima abakozi abakoze obulungi  emirimu.

Chris Obore ategeezeeza nti ensimbi obukadde 500 ezaweebwa Mathias Mpuuga ziweebwa  nabakulembeeze abalala ababeera bakoleredde parliament emirimu.egyensusso.

Ebyo nga bikyaali awo  Mathias Mpuuga Nsamba nga ye mubaka wa Nyendo Mukungwe akalambidde  agaanye okulekulira ku kifo kyobwa commissioner bwa Parliament nga bweyasabiddwa abukulembeze bw’ekibiina kya National Unity platform.

NUP yafulumizza ekiwandiiko, ng’eragira Mpuuga nti alekulire ekifo ekyo kyeyakamalako emyezi egy’olubatu, ng’abakikulira bagamba nti yabadde tateekeddwa kukkiriza kutwala nsimbi ezo obukadde bwa shs 500 parliament zeyamuwadde ng’akasiimo.

Nup yategeezezza mu kiwandiiko kyayo nti Mpuuga okukkiriza ensimbi ezo yalidde nguzi.

Mu kiwandiiko Mathias Mpuuga kyafulumizza; agambye nti kikafuuwe okulekulira ekifo ky’obwa Commisoner wa Parliament.

Agambye nti  amateeka agafuga Parliament galambika bulungi, emitendera egiyitibwamu olukiiko olufuga Parliament oluyitibwa Parliamentary Commission, okusiima omuntu yenna akoledde eggwanga lino, era emitendera egyo gye gyagobereddwa okumusiima n’aweebwa ensimbi ezo nga teri abakase.

Mpuuga agambye nti bwe kibanga okusiima omuntu eba nguzi; kisaanye kirangirirwe nti n’obusiimo bwonna obuzze buweebwa ababaka ba Parliament zonna ezaayita ne mu Parliament eziriwo kati, obuyitibwa Honorary Gratuity, nti bakomyewo ensimbi ezo bwekibanga yonna nguzi.

Mu kiwandiiko kino; Owek Mpuuga ayogedde kaati nti akimanyi bulungi nti waliwo olutalo kasiggu munda mu kibiina ekyo ekya NUP olw’okumulwanyisa, era nga waliwo n’abavujjirira olutalo olwo, abakola obutaweera okumwonoonera erinnya ly’azimbidde emyaka, kyokka ne yeewera nti mwetegefu okukisasulira omuwendo olw’okutaasa ekibiina kino ekito ddala.

Mpuuga agambye nti okweyagaliza kususse munda mu NUP; enkwe nnyingi, effutwa, effubitizi n’enge bisensedde ekibiina olw’omululu oguli mu beeyita abakitegeerera.

Owek Mpuuga akinogaanyizza nti waliwo akabondo ak’abantu abatono, akamaliridde okudibaga ekibiina kino, wabula nti mwetegefu okuyambako abakulembeze mu kibiina ekyo okubazimbamu eby’obufuzi eby’ekisajjakikulu, kisigale ku mulamwa ogwakitandisaawo.

Agambye nti yeetegekedde embeera enzibu yonna; bwekiba nga ky’ekinaakomyawo amagezi amazaale mu by’obufuzi bya Uganda.

Akubidde yeewera nti tagenda kukkiriza kutiisibwatiisibwa bantu abeeyagaliza, abalowooza nti ebimwogerwako binaamufuula atasaanira kukulembera bantu.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Obukulembeze bwa Ssaabasajja Kabaka Mutebi II bwava wa Katonda – Obuganda bujaguzza emyaka 33 egy’amatikkirwage ku Watoto Church
  • Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago
  • Buganda etongozza omwoleso gw’olubugo – abavubuka bakubiriziddwa okwettani okukomaga kulimu ensimbi
  • President Museveni asisinkanye bannamukago aba Bungereza – ayagala basseewo enkolagana ey’okunoonyereza ku by’obujjanjabi n’okukola eddagala
  • Parliament esunsudde Juma Witonze Kisekka – nga minister omuggya ow’ensonga zomunda mu ggwanga

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist