• Latest
  • Trending
  • All
Abantu 46 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu

Abantu 46 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu

October 22, 2025

Obukulembeze bwa Ssaabasajja Kabaka Mutebi II bwava wa Katonda – Obuganda bujaguzza emyaka 33 egy’amatikkirwage ku Watoto Church

July 31, 2026
Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago

Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago

July 31, 2026
Auto Draft

Buganda etongozza omwoleso gw’olubugo – abavubuka bakubiriziddwa okwettani okukomaga kulimu ensimbi

July 30, 2026

President Museveni asisinkanye bannamukago aba Bungereza – ayagala basseewo enkolagana ey’okunoonyereza ku by’obujjanjabi n’okukola eddagala

July 30, 2026

Parliament esunsudde Juma Witonze Kisekka – nga minister omuggya ow’ensonga zomunda mu ggwanga

July 30, 2026

Amakula g’amatikkirwa ga Kabaka Mutebi II aga 33 – aba Indo Africa Charitable society bawaddeyo ambulance

July 30, 2026
Obwakabaka bukoze ennoongosereza mu Kitiibwa Kya Buganda – kitukane n’ennyimba ey’ekikugu n’enjatula y’ebigambo entuufu

Obwakabaka bukoze ennoongosereza mu Kitiibwa Kya Buganda – kitukane n’ennyimba ey’ekikugu n’enjatula y’ebigambo entuufu

July 29, 2026
Dr. Kiiza Besigye atendewaliddwa naagwa mu kooti –  Government eyanjudde Omumerica agenda okumulumiriza ne banne mu musango gw’okuluka olukwe okuvuunika government

Dr. Kiiza Besigye atendewaliddwa naagwa mu kooti – Government eyanjudde Omumerica agenda okumulumiriza ne banne mu musango gw’okuluka olukwe okuvuunika government

July 29, 2026
Muwanga Kivumbi agguddwako emisango emirala ebiri – kuliko ogw’okukuma omuliro mu bantu

Muwanga Kivumbi agguddwako emisango emirala ebiri – kuliko ogw’okukuma omuliro mu bantu

July 29, 2026
Akalulu k’okulonda ba ssentebe ba L.C1 aka 2026 – soma ku mivuyo egibaddemu waliwo naabakafiiriddemu

Akalulu k’okulonda ba ssentebe ba L.C1 aka 2026 – soma ku mivuyo egibaddemu waliwo naabakafiiriddemu

July 28, 2026
Uganda tekyalimu kirwadde kya Ebola ekyali kyalangirirwa mu May,2026

Uganda tekyalimu kirwadde kya Ebola ekyali kyalangirirwa mu May,2026

July 28, 2026

Ssaabalabirizi Kazimba Mugalu atongozza kaweefube w’okunoonya ebyapa by’ettaka ly’ekanisa lyonna mu bitundu bya Rwenzori

July 27, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Abantu 46 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu

by Namubiru Juliet
October 22, 2025
in Amawulire
0 0
0
Abantu 46 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu
0
SHARES
145
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Abantu 46 bafiiridde mu kabenje k’emmotoka akagudde ku kyalo Kitaleeba mu district ye Kiryandoongo okumpi ne Asili Farm, ku luguudo oluva e Kampala okudda e Ggulu, mu kiro ekikeesezza olwa leero nga 22 October,2025.

Emmotoka 4 zitomereganye okubadde bus 2 n’endala zaabuyonjo.

Kuliko isuzu bus eya kampuni ya Nile Star Coach UBF 614X, CGO 5132AB 07 Toyota surf eriko enamba z’e Congo, UBK 647C Tata Loole ne UAM 045V Isuzu Bus eya kampuni ya Planet.

Alipoota ya police etegeezezza nti akabenje kavudde ku bagoba ba bus ebbiri ng’emu ebadde eva Kampala ng’endala eva Gulu, bwebalowoolezza okumu okuyisa emmotoka ezibabadde mu maaso, olwo nezaambalagana bwenyi ku bwenyi, nezizingiramu n’emmotoka zebabadde bayisa.

Police etuuse mangu neddusa ababadde bakyali abalamu mu ddwaliro lye Kiryandoongo.

Omwogezi wa police y’ebidduka Kananura Micheal, agambye nti alipoota eziva mu mawaliro abantu gyebaddusiddwa zikakasizza nti abantu  17 abasoose okulowozeebwa nti nabo bafudde, babadde tebanafa wabula ng’embeera gyebalimu yetaaga essaala.

Ebyo nga bikyali bityo, ministry yeebyentambula n’enguudo, etandise okunoonyereza okwenjawulo ku kivuddeko akabenje kano, omufiridde abantu abangi bwebati,era okusinziira ku kiwandiiko kya ministry eno, baliko ekibinja kyabakugu ekisindikiddwa okwetegereza embeera nga bakolagana ne police ku nsonga eno.

Mu mbeera yeemu omukulembeze w’eggwanga Gen Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni alagidde avunanyizibwa ku nzirukanya y’emirimu mu maka g’obwa president,   okuwaayo amabuga ga bukadde bwa shs 5 eri abenju z’abafiriddwa abaabwe,  naakakadde kamu eri abakoseddwa.

Mu bubaka bwa president Museveni, azeemu okukuutira abakozesa amakubo okuba abeegendereza mu nkozesa yaago okwewala obubenje nga buno.

Mungeri yeemu n’ekitongole ekiduukirira abali mu bwetaavu ekya Uganda Red cross Society, kiriko ekimbinja kyabakugu baakyo bekisindese okwongera okukwasizaako embeera n’okutaasa abakyalina obulamu.

Amyuka omwogezi wa Uganda Redcross Society  John Cliff Wamala, agambye nti balina n’ekibinja kyebatadde ku bwerinde okuyitibwa kiyambeko, ssinga wanaabawo obwetaavu obulala.

Wamala agambye nti ssinga abantu tebadduukiriddwa mu bwangu,omuwendo gwabaalifiridde mu kabenje kano gwalisussewo. #

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Obukulembeze bwa Ssaabasajja Kabaka Mutebi II bwava wa Katonda – Obuganda bujaguzza emyaka 33 egy’amatikkirwage ku Watoto Church
  • Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago
  • Buganda etongozza omwoleso gw’olubugo – abavubuka bakubiriziddwa okwettani okukomaga kulimu ensimbi
  • President Museveni asisinkanye bannamukago aba Bungereza – ayagala basseewo enkolagana ey’okunoonyereza ku by’obujjanjabi n’okukola eddagala
  • Parliament esunsudde Juma Witonze Kisekka – nga minister omuggya ow’ensonga zomunda mu ggwanga

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist