• Latest
  • Trending
  • All
Parliament etandise okunoonyereza ku sente obuwumbi obusoba mu 68 ezaabulankanyizibwa mu bank enkulu eya Uganda

Parliament etandise okunoonyereza ku sente obuwumbi obusoba mu 68 ezaabulankanyizibwa mu bank enkulu eya Uganda

December 17, 2024
Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lw’e Mityana – emmotoka zitomereganidde e Bujuuko

Maama n’abaana be 2 bafiiridde mu kabenje ka bodaboda e Iganga

June 16, 2025
Embalirira ya Buganda eya 2025/2026 – essira liteekeddwa ku bavubuka

Embalirira ya Buganda eya 2025/2026 – essira liteekeddwa ku bavubuka

June 16, 2025
Okulonda obukiiko bw’abakadde ku byalo kwa ggwanga lyonna

Okulonda obukiiko bw’abakadde ku byalo kwa ggwanga lyonna

June 16, 2025
Empaka z’Amasaza 2025 : Amasaza 3 gatongozza ttiimu zaago nga gazannyamu omupiira ogw’omukwano

Empaka z’Amasaza 2025 : Amasaza 3 gatongozza ttiimu zaago nga gazannyamu omupiira ogw’omukwano

June 15, 2025
Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lw’e Mityana – emmotoka zitomereganidde e Bujuuko

Emmotoka ya Sinotruck eyiingiridde emmotoka eziwerekera omumyuka wa sipiika wa Parliament Thomas Tayebwa – abantu 6 balumiziddwa

June 14, 2025
President Museveni asisinkanyemu omubaka wa German mu Uganda Matthias Schauer – baliko ensonga zebakkaanyizaako

President Museveni asisinkanyemu omubaka wa German mu Uganda Matthias Schauer – baliko ensonga zebakkaanyizaako

June 14, 2025
Nambaziira Joan okuva mu ssaza Buluuli awangudde empaka za bannalulungi ba Buganda ab’ebyobulambuzi eza 2025

Nambaziira Joan okuva mu ssaza Buluuli awangudde empaka za bannalulungi ba Buganda ab’ebyobulambuzi eza 2025

June 14, 2025
Shamirah Nabadda alondeddwa okulamula ogwa Women Africa Cup of Nations 2025

Shamirah Nabadda alondeddwa okulamula ogwa Women Africa Cup of Nations 2025

June 13, 2025
Bannakatemba bajjukidde omugenzi  Kato Lubwama – awezezza emyaka 2 bukyanga afa

Bannakatemba bajjukidde omugenzi Kato Lubwama – awezezza emyaka 2 bukyanga afa

June 13, 2025
President Museveni alagidde ebitongole bya Government okussa essira kukunoonyeza eby’amaguzi bya Uganda obutale

President Museveni alagidde ebitongole bya Government okussa essira kukunoonyeza eby’amaguzi bya Uganda obutale

June 13, 2025
Katikkiro Mayiga atongozza omwaka A ogwa Mmwaanyi Terimba  2025/2026

Katikkiro Mayiga atongozza omwaka A ogwa Mmwaanyi Terimba 2025/2026

June 13, 2025
Abakuumi balwanidde sente shs 13000 e Kabowa – omu asse munne

Amasannyalaze gakubye 5 e Kansanga – omu afiiriddewo

June 13, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Parliament etandise okunoonyereza ku sente obuwumbi obusoba mu 68 ezaabulankanyizibwa mu bank enkulu eya Uganda

by Namubiru Juliet
December 17, 2024
in Amawulire
0 0
0
Parliament etandise okunoonyereza ku sente obuwumbi obusoba mu 68 ezaabulankanyizibwa mu bank enkulu eya Uganda
0
SHARES
98
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Abakungu okuva mu bank enkulu eya Uganda bibasoberedde mu kakiiko ka parliament akalondoola entambuza y’emirimu mu bitongole bya government, Ababaka  bwebabatadde ku nninga banyonyole engeri sente eziri eyo  mu buwumbi 68 gyezagyibwa ku account za bank eyo.

Ababaka ku kakiiko kano bewunyizza engeri ensimbi zino bwezabulankanyizibwa nezisindikibwa ku account za kampuni z’abantu ssekinoomu ne African development bank ng’ate zaali zakusasulwa bank yensi yonna.

Omumyuka wa governor wa bank enkulu eya Uganda Micheal Atingi-Ego ategeezezza akakiiko nga nabo bwebaasoberwa nga sente ziwabye, wadde ng’ate  ministry y’ebyensimbi  yasooka kubalagira basasule  sente obukadde bwa dollar 6 nemitwalo 13 eri kampuni ya road way company limited, zebaayisa mu bank ya MUFG eyomu Japan.

Ate sente endala obukadde bwa dollar 8 n’emitwalo 50 basasula kampuni ya MJS international e London .

Agambye nti ng’ebyo biwedde okukolebwa bewuunya ate okulaba nga waali wakayita akaseera katono ate ministry y’ebyensimbi yeemu nebawandiikira ng’ebabuuza oba baali bamaze okusasula sente obukadde bwa dollar 6 n’emitwalo 13 eri world bank, wamu n’obukadde bwa dollar 8 n’emitwalo 50 eri African development bank.

Babategeeza nti sente bali baamala dda okuzisasula eri road way company limited e Japan ne MJS international London, wabula nti ate ministry yeemu nebategeeza nti ekyo bali bakikoze mu bukyamu.

Wabula ababaka okubadde Martin Muzaale owa Buzaaya county ne Muwadda Nkunyinji owa Kyadondo East tebamatidde nabinyonyoddwa,  kwekumuteeka ku nninga anyonyole oba bwebakitegeera nti sente bazisasula abantu abakyamu basoboola okuzinunula.

Micheal Atingi-Ego ategeezezza akakiiko nti bageezako okununula sente ezo nebawandiikira ne bank ya MUFG mwebaayisa sente za road way company limited nti naye bank eyo negaana okubayamba,  nebategeeza nti abaafuna sente ezo bali balina ebiwandiiko ebigwanidde okuzifuna.

Agambye nti sente zebaali bawadde kampuni ya MJS international London obukadde bwa dollar 8 n’emitwalo 50, zzo basoboola okubaddizaako obukadde bwa dollar 8 n’emitwalo 20 sente enddala emitwalo gya dollar 31 mu 900 tebaasoboola kuzifuna nti zonna zakozesebwa mu mitendeera egyakomyawo sente ezo.

Ssentebbe wa kakiiko kano Medard Lubega Ssegona  alagidde avunaanyizibwa ku by’okusindika sente okuva mu bank of Uganda Jacob Opoloti wamu n’abakungu ba ministry y’e byensimbi abaawandiikira nga bank of Uganda okubaako beesasula sente okulabikako mu kakiiko kano nga 18 December,2024 banyonyole ku ngeri emivuyo ejjo gyejajjamu.

Bisakiddwa: Edithie Nabagereka

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Maama n’abaana be 2 bafiiridde mu kabenje ka bodaboda e Iganga
  • Embalirira ya Buganda eya 2025/2026 – essira liteekeddwa ku bavubuka
  • Okulonda obukiiko bw’abakadde ku byalo kwa ggwanga lyonna
  • Empaka z’Amasaza 2025 : Amasaza 3 gatongozza ttiimu zaago nga gazannyamu omupiira ogw’omukwano
  • Emmotoka ya Sinotruck eyiingiridde emmotoka eziwerekera omumyuka wa sipiika wa Parliament Thomas Tayebwa – abantu 6 balumiziddwa

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist