Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Africa ekya CAF kikakasizza amawanga 24 agagenda okuvuganya mu mpaka za Africa Cup of Nations ezigenda okubeera e Morocco omwaka ogujja 2025. Emipiira egy'okusunsulamu ...
Ttiimu ya Uganda Cranes egenda kuzannya ne South Africa leero nga 15 November,2024 mu mpaka ez'okusunsulamu amawanga aganaakiika mu Africa Cup of Nations, azinabeera e Morocco omwaka ogujja 2025. Omupiira...
Kyadaaki ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eya Uganda Cranes eyiseewo buterevu okuvuganya mu mpaka ezakamalirizo eza Africa Cup of Nations ezigenda okubeera e Morocco omwaka ogujja. Uganda Cranes okuyitawo kidiridde...
Ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'okubaka eya She Cranes eyolekedde New Zealand gy'egenze okukiikirira Uganda mu mpaka z'ensi yonna eza Fast 5 Netball World Series ez'omwaka. Ttiimu egenze n'ekibinja ky'abantu 12,. Nga...
Enteekateeka z’Empaka z’Omupiira gw’Amasaza ga Buganda ez’akamalirizo e Namboole zabbugumu nnyo, wakati wa Buddu ne Kyaggwe abagenda okwambalagana. Abawagizi okuva e Buddu ne Kyaggwe bonna bawaga okutwala ekikopo kino,...
Manchester United eya Bungereza mu butongole erangiridde omutendesi omuggya Ruben Amorim okudda mu bigere bya Erik Ten Hag eyagobeddwa ku mulimu. Ruben Amorim ow'emyaka 39 egy'obukulu abadde mutendesi ku club...