Omutendera ogwokubiri ogwa Program ya Bbingwa wa Mabbingwa eya 2025 abamanyi eby'emizannyo mwebabbinkanira nga baddamu ebibuuzo ku CBS Emmanduso 89.2, gutandika olwa leero nga 21 July,2025. Ebeerawo okuva ku Monday...
Ekijjulo kya Kaliisoliiso dinner Concert eky’omwaka guno 2025 kitongozeddwa, kyakubaawo nga 3 October ku Hotel Africana mu Kampala. Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga yaakitongozza ku mukolo ogubadde mu Bulange...
Bakashaba Collins, Masaba Rayan ne Kasozi Robert bebayiseewo okwesogga oluzannya oluddako olwa Bbingwa Toto 2025. Bbingwa Toto yetabwamu abaana abato nga baddamu ebibuuzo ebikwata ku by'emizannyo. Bbingwa Toto 2025 aggyiddwako...
Nnamukisa wa Sabula Bingo ku CBS Omumbejja Ritah Nakamaanya akwasiddwa emmotoka ye kapyata gyewangula nga 29 June,2025 CBS radio bweyali ejaguza emyaka 29 ng'eweereza. Emmotoka eno kapyata UA 012AW Toyota...
Radio ya CBS esiimiddwa olwa kaweefube gweriko ow’okulwanirira obutonde bw’ensi ng’eyita mukusomesa abantu okuyita mu mawulire, program ezokumpewo, ku mutimbagano n'ebibiina by'abawuliriza baayo abenjawulo. Ekitongole ekivunaanyizibwa ku butonde bw’ensi ekya...
Eyaliko omuzannyi wa ttiimu y'eggwanga eya Uganda Cranes Walusimbi Godfrey, ye mugenyi ow'enjawulo mu ppulugulaamu ya Bbingwa ku CBS Emmanduso 89.2, nga 08 July,2025 era yoomu kubagenda okusoya abamegganyi. ...
Bannabyamizannyo 60 bebaasunsulwa mu Ppulogulaamu ya Bbingwa 2025, okwetaba mu kabbinkano kokuddamu ebibuuzo ebikwata ku by'emizannyo ebyenjawulo. Ppulogulaamu eno egenda kuba eweerezebwa butereevu ku ssaawa 4 ez'ekiro ku Cbs Emmanduso...
Bannaabyamizannyo abekkiririzaamu nti bamanyi ebyemizannyo besowoddeyo okuvuganya mu kazannyo ka Bbingwa, mwebaddiramu ebibuuzo ebikwata ku by'emizannyo. Omuteesiteesi wa program Bbingwa James Ntambi agambye nti program zino zaakutandika nga 7 July,...
Omumbejja Ritah Nakamaanya omutuuze we Buloba yawangudde Mmotoka kapyata kika kya Toyota Noah, mukazanyo ka CBS Ssabula Bbingo. Akazannyo kagendererwamu okuddiza ku bawuliriza ba CBS, ng'ejaguza emyaka 29 okuva lweyatandikibwawo....