Ssaabasajja Kabaka aweerezza abantu be obubaka bw’Amazuukira ga Yesu – asabye abakwatibwako okussa ebikozesebwa mu malwaliro
Jacob Markson Oboth Oboth ye sipiika wa Parliament eye 12 – wakumyukibwa Thomas Tayebwa
Ssaabasajja Kabaka alagidde abantube okwongera okutema empeza eziyimirizaawo ekitongole kya Kabaka Foundation – abe California bajaguzza emyaka 30 bukyanga kitandikibwawo
Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde mu kkuumiro ly’ebisolo erya Murchison Falls National Park – mubaddemu abakozi b’ekitongole ky’emisolo
Giweze emyaka 60 okuva olubiri lwa Kabaka e Mengo lulumbibwa nga 24 May, 1966
Arsenal the Gunners ekwasiddwa ekikopo kya Bungereza 2025/2026 – abawagizi baayo babinuka okwetoloola ensi yonna
Engabi Ensamba Bannantameggwa b’empaka z’ebika by’Abaganda eza 2025 bawanduse ku kikopo kya 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye enteekateeka ya Ttabamiruka wa Buganda bumu ayindira mu Germany
Ababaka 19 beebesowoddeyo okusaba kaadi ya NRM – okuvuganya ku kifo kya Sipiika wa parliament eye 12 n’omumyuka we
Katikkiro Mayiga akyaddeko ku kitebe kya Uganda mu Germany – abasabye okwongera okutunda eby’obuwangwa ku lukalala lw’ebyobulambuzi awamu n’okugaziya akatale k’emmwanyi za Uganda
Government ya Uganda erangiridde nti ebbeeyi y’amafuta eyolekedde okweyongera okulinnya – agayingira eggwanga gafuuse ga buseere
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM

Omukulembeze wekibiina kya National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu yekkokodde enguudo embi eziri mu bendobendo lya West Nile zagambye nti zigootaanyiza enteekateeka ye eyokunoonya akalulu era, bwaatyo asabye abantu mu district ye Obongi gyasookedde olwaleero bamulonde abawonye ennaku yenguudo embi zagambye nti ziremye gavument ya NRM okukola emyaka 35 gyemaze mu buyinza.

Omukulembeze wekibiina kya National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu yekkokodde enguudo embi eziri mu bendobendo lya West Nile zagambye nti zigootaanyiza enteekateeka ye eyokunoonya akalulu era, bwaatyo asabye abantu mu...

Read more

Akakiiko akalwanyisa obulyake n’obukenuzi mu maka g’obwa president aka Presidential Anti Corruption Unit akakulemberwa Lt.Col Edith Nakalema, kakutte nnyini kitongole kya Hands Across the world ekigambibwa okozesebwa okubba abasumba gyebuvuddeko

Akakiiko akalwanyisa obulyake n’obukenuzi mu maka g’obwa president aka Presidential Anti Corruption Unit akakulemberwa Lt.Col Edith Nakalema, kakutte nnyini kitongole kya Hands Across the world ekigambibwa okozesebwa okubba abasumba gyebuvuddeko. Akwatidde...

Read more

Ekibiina kyebyobufuzi ekya National Unity Platform kitadde ekitongole kyamakomera kunninga kibeeko byekinyonyola ku bawagizi bekibiina kino abali mu makomera agenjawulo, naddala e Kitalya ekibiina kino bekigamba nti tebali mu mbeera nnungi.

Ekibiina kyebyobufuzi ekya National Unity Platform kitadde ekitongole kyamakomera kunninga kibeeko byekinyonyola ku bawagizi bekibiina kino abali mu makomera agenjawulo, naddala e Kitalya ekibiina kino bekigamba nti tebali mu mbeera...

Read more
Page 31 of 52 1 30 31 32 52

Welcome Back!

Login to your account below

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Add New Playlist