Akakiiko k'ebyokulonda mu ggwanga aka The Electoral Commission of Uganda kejjeerezza John Bosco Lubyayi Sseguya, omu ku bavuganya ku kifo ky'omubaka wa parliament ow'ekitundu ekya Mawokota South mu district ye...
Ebibiina by'obufuzi biweereddwa enkalala z'abalonzi bonna mu ggwanga mu kalulu ka bonna akagenda okukubwa nga 15 January,2026, era NRM ne NUP byebisoose okunonayo enkalala. Aba NRM abakwasiddwa enkalala zino bakulembeddwamu...
Akakiiko k'ebyokulonda ka The Electoral Commission of Uganda kagobye bannabyabufuzi 11 mu lwokaano lw'okuvuganya ku kifo kya meeya wa Makindye municipality, nekalangirira munnaNRM Yasin Omari ku buwanguzi nga tavuganyiziddwa. Akakiiko...
Bannakibiina kya National Unity Platform abasoba mu 08 abaali baweereddwa kaadi era nebasuunsulwa okuvugabya ku bifo by'ababaka ba parliament, bebaakazisuulawo nebegatta ku NRM. Bavudde mu bitundu okuli Kigezi, Ankole, Bunyoro...
Munnakibiina ki National unity Platform eyaweebwa Kaadi okwesimba ku kifo ky'omubaka wa parliament akiikirire Busiro East,Mathias Mulumba Walukagga agobeddwa mu lwokaano lw'okuvuganya ku kifo kino. Mu nsala eweereddwa ssentebbe...
Akakiiko k'ebyokulonda ka The Electoral Commission kasazizaamu Mutabwire Patrick Kyamukaate ku ky'okuvuganya ku kifo ky'omubaka w'obugwanjuba bwa Uganda akiikirira abakadde, oluvannyuma lw'okulemererwa okuleeta emikono egy'essalira egy'abantu abamusemba okuvuganya ku...