Ebitongole bya government bibiri okuli ekivunaanyizibwa ku ntambuza yennyonyi ki Civil Aviation authority ne ministry y'ebyobulimi obulunzi n'obuvubi bigugulanira ettaka erisangibwa ku kisaawe ky'Ennyonyi Entebbe nga liwezaako obunene bwa yiika...
Nga Uganda eyolekera akalulu k'omwaka 2026, eyali omubaka wa Makindye East Ibrahim Kasozi Biribawa alangiridde mu bitongole nti agenda kwesimbawo okuvuganya ku kifo kya Lord Mayor w'ekibuga Kampala. Alaangiriridde mu...
Abatuuze ku nsalo ya Uganda ne Tanzania e Mutukula baguddemu entiisa, bayizi besomero ba 2 bwebalonze ebintu ebyefananyiriza peeni mukuubo nga bagenda okusoma gyebigweredde nga bibwatuuse nga bomu ne...
President wa Uganda Gen. Yoweri Kaguta Museveni awanjagidde amawanga ga Africa okwongera amaanyi mu bintu ebiyimirizaawo amawanga gabwe nga bateeka omutindo ku bintu ebikolebwa mu mawanga ga Africa, baleme kwesiba...
Abeepisikoopi ba Eklezia Katulika mu Uganda bafulumizza ekiwandiiko kya miko 39 mwebalambikidde ensonga 14 zebaalabye nga zeetaaga abakkiriza, government ne banna Uganda bonna okutwalira awamu okuzikolako mu bwangu. Ekiwandiiko eky’engeri...
Ekibiina kya National Unity Platform kirabudde banna kibiina kino obutawudisibwa n’ekibiina ekyerangiridde nga kino baakituumye People Power Front ,nti ebigendererwa by’ekibiina kino kuggya NUP ku mulamwa Ekibiina kino ekya People...