Abantu 40 bebasuunsuddwa okukwatira bendera ekibiina ki Democratic Front mu kalulu akajja aka 2026, ku lunaku lwakyo olusoose olw'okusuunsula. Abantu mwenda abagala okukwatira ekibiina kino bendera ku bifo by'obubaka bwa...
Kyagulanyi Labudde abavubuka ba Ghetto abalowooleza mu kubawa obuwi - bakikomye batandike okwekolera President wa National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu Bobi wine agambye nti abavubuka abakyalowooza nti buli kintu...
Munna kibiina ki Peoples Front For Freedom Col Kizza Besigye alabudde ebibiina by’obufuzi ku ludda oluvuganya government ebikyalwanagana nga balwanira bifo nti bano balina okubikomya ngagamba nti bayambako NRM...
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa ayisizza ebiragiro ebippya eri ebitongole ebikwatibwako okukakasa obutuuze bw'abantu abali mu Uganda, n'okuweebwa ebiwandiiko ebitongole okuli endagamuntu ne Passport. President alagidde nti abakadde...
Enkaayana n'okweyogerera amafuukule bibaluseewo mu mukago ogutaba abasomesa ogwa Uganda Humanities Professional Teachers Union, oluvanyuma lwensisinkano ya President Museveni naabakulembeze baabasomesa bano ku byokubongeza emisaala. Obutakaanya buno buva ku...
NRM eyimirizza kakuyege yenna abadde agenda mu maaso mu district ye Ssembabule, ow'okunoonya akalulu k'akamyufu akabindabinda, olw'entalo ezisusse mu kitundu ekyo, nga zaafiriddemu omuntu. Ssentebe w'akakiiko k'eby'okulonda aka NRM Dr.Tanga...
Omuvubuka ow’emyaka 30, Kiwanuka Briton, abadde azze okuggyayo empapula okuvuganya ku kifo kya Ssentebe we kibiina w’eggwanga, ssentebe w'akakiiko k'ebyokulonda Dr.Tanga Odoi bwakamutemye nti empapula z'okwewandiisa okuvuganya ku kifo kino...