Ekibiina ky'amawanga amagatte n'ekitongole ky'eby'obulamu mu nsi yonna, birabudde government ya Uganda nti eyolekedde obulabe obw'amaanyi, ssinga Uganda teyongera ku buvujjirizi bwayo mu kutumbula eby'obulamu by'eggwanga. Ebitongole binnamukago mu kuvujjirira...
Alipoota empya efulumiziddwa aba Coalition Against Illicit Alcohol Uganda (CAIA-UG) ne Arrow Empirical Research Institute ezudde nti okunywa Enguuli oba omwenge ogutali mu mateeka kyongedde okukosa obulamu bwanna Uganda Alipoota...
Dr. Ken Chapman Kigozi Omusawo Omukugu mu kujjanjaba amannyo mu ddwaliro e Mengo,ng'awerekeddwako abasawo abalala e Mnengo,akiise mbuga naawoza olutabaalo olw'emyaka egisoba mu myaka 45, ng'aweereza bannauganda. Obwakaba bwa...
Ekitongole ky'eby'obulamu munsi yonna ekya World Health Organization, (WHO), nekitakabanira okulwanyisa endwadde mu Africa ekya Africa CDC birangiridde nti mu Uganda muweddemu obulwadde bwa Ebola ekika kya Sudan, obubadde bumaze...
Okukuunga abantu okugaba omusaayi zeezimu ku nteekateeka Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ll zakulembeddemu, mu kaweefube w'okusitula eby'obulamu mu Uganda.ηη Ssabasajja Kabala Ronald Muwenda Mutebi ll nga ayita mukitongole kye...