Abakulembeze b’ekibiina kya Nkobazambogo ku mutendera gwa secondary ne university balayiziddwa okukuuma ebyama by’Obwakabaka n’okutumbula obuwangwa mu bavubuka ba Buganda. Abalayiziddwa kuliko Nalujja Rachel, Nakalo Martha, Kasule Owen, Kakeeto...
Mu kukuza n’okujjukira olunaku lw’abakyala olukuzibwa nga 08 March munsi yonna, abakyala bano tubanokoddeyo era tubebaza olw’emirimu egyenjawulo gyebakola nga bayita mu police y’eggwanga. Abakyala bano ye SCP Hadijah Namutebi...
Ministry y’ebyensimbi n’okutekeratekera eggwanga ewaddeyo ekiwandiiko ekimanyiddwanga Certificate of Financial Implication eri ababaka ba parliament abawomye omutwe mu bbago ly’etteeka erigenda okulwanyisa obufumbo n’omukwano ogw’ebikukujju mu ggwanga. Certificate eno yeraga...
Olwaleero ziri ennaku z'omwezi 6 February,2023 eggye ly'eggwanga erya UPDF lijaguza bwegiweze emyaka 42 bukyanga bayeekera ba NRA balumba enkambi ye Kabamba mu District ye Mubende, mu lutalo olwaleeta government...
Olunaku lw’ameenunula aga 37 lutuukidde mu kiseera ng’abamu ku bantu abaatoba okuleeta NRM mu buyinza bakyemulugunya olw’okusuulirirwa, era nga naabamu bagamba nti famile zaabwe teziganyiddwa kimala. Abamu ku baali abayeekera...
Eno engo eyitibwa Vin. Ngo ensajja asangibwa mu Uganda wildlife education centre oba Zoo e Ntebbe Engo nsolo nkambwe, y'amaanyi ate ntemu. Olw'ekikula kyayo, abantu mu...