President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Museveni nate azeemu okukikkaatiriza nga bwatagenda kuttira kuliiso ku bantu abalimira omuceere mu ntobazi, nti kino kittatana obutonde era nga kyandikosa n'embeera y'obudde bwa...
Ekitongole kya Nsindika Njake ekiteekateeka omwoleso gw'ebyobulimi n’obulunzi nga bali wamu n’ekitongole kya NARO,batandise kawefube ow’okubangula ebibiina bya CBS Pewosa okwongera ku mutindo gw’ebintu byebakola nga tebanabitwala mu mwoleso. Omwoleso...
Abasuubuzi abamu baggaddewo amaduuka gabwe mu kibuga Kampala, nga balumiriza ebitongole bya government ebyenjawulo okubanyigiriza n'okubalemesa business zabwe. Amaduuka agaggaddewo agasiinga gali ku luguudo Nabugabo, n'agamu gali mu kikuubo. Waliwo...
Akakiiko akalwanyisa enguzi mu Maka g'obwa President aka State House Anti Corruption Unit kakutte abantu 8 ku bigambibwa nti baafeze eyaliko omubaka wa Parliament mu ggwanga lya Nigeria, emitwalo gya...
Akulira akakiiko ka bamusiga ensimbi mu maka g'obwa President aka State House Investors Protection Unit Col.Edith Nakalema agambye amaanyi bagatadde kukuziba emiwaatwa egibadde gyeyambisibwa ebitongole bya government ebyenjawulo, nebiremesa...
Police mu Kampala n'emiriraano ekutte abantu 3 abagambibwa nti balina akabinja kebaatonzewo akagenda kalumba amakolero mu bitundu ebyenjawulo ne baganyagulula. Abakwatiddwa ye Kyazze Robert, Lubega Robert ne Kasozi William, nga...
Government eteekateeka kuleeta tteeka erinaluηamya abakozi ba bank z'ebyobusuubuzi n'ekigendererwa ery,okutereeza omulimu guno okuguggyamu abekobaana n'abafere. Mu tteeka eriteekebwateekebwa, abakozi mu bank ez'enjawulo bakusooka okufuna ebbaluwa ezibakakasa mu mulimu guno,...
Ministry y'ebyensimbi n'okuteekerateekera eggwanga nate ezizza buggya endagaano ( service Level Agreement) gyeyakola ne bank of Uganda, ey'okukolaganira awamu mu ntambuza yemirimu gya government naddala mu by'ensimbi. Endagaano eno erambika...
MTN Foundation eyongedde okuwagira enteekateeka y'okubangula mu by'okukanika ebintu ebyenjawulo nga beyambisa technology ow'omulembe okuyita mu nkola eya Girls in Technology and Girls with tools initiative. Ku matikkira g'abawala...