blog

Ssabawolereza wa gavumenti alungamizza ku bya China okutwala ekisaawe ky'Entebbe.

Ssabawolereza wa gavumenti alungamizza ku bya China okutwala ekisaawe ky'Entebbe.

Ssabawolereza wa gavumenti ya Uganda Kiryoowa Kiwanuka abuulidde palament nti gavument tenalemererwako kusasula bbanja ery'obuwumbi 700 eryewolebwa mu Exim Bank eya China, okugaziya ekisaawe ky'ennyonyi ekya Entebbe International Airport nti n'ekiseera ekyawebwa okutandika okusasula ...

Read Full Story
EMISINDE GY'AMAZAALIBWA GA KABAKA 2021 GISITUDDE ABATO N'ABAKADDE

EMISINDE GY'AMAZAALIBWA GA KABAKA 2021 GISITUDDE ABATO N'ABAKADDE

Omukadde ng'ayambibwako okutambula obutasigalira ng'Omutanda amaze okusimbula emisinde Abaddusi ababadde bakungaanye okwetoloola olubiri, Kabaka olusimbudde nebadduka nga boolekera oluguudo lwa Kabakanjagala Abamu ku Bazzukulu ba Buganda mu Busoga Bano baddukidde Ntungamo Abamu ku ...

Read Full Story
NAFFE TUGENDA KUBAWANGA ENSEENENE-UGANDA AIRLINES.

NAFFE TUGENDA KUBAWANGA ENSEENENE-UGANDA AIRLINES.

Abaddukanya kampuni y'ennyonyi y'eggwanga Uganda Airlines baanukudde ku kikolwa ky'omu ku basaabaze ayakwatiddwa ku katambi ng'atembeeya enseenene mu nnyonyi! Abakulu mu Uganda Airlines baliko ekiwandiiko kyebafulumizza nga bavumirira ekikolwa ky'okutunda enseenene zebagamba nti zaabadde ...

Read Full Story
MUTEREEZE MU TTEEKA LY'OMUSOLO-KCCA.

MUTEREEZE MU TTEEKA LY'OMUSOLO-KCCA.

Essiga lya Kampala Capital City Authority ery'ekikugu liwanjagidde linnaalyo ely'ebyobufuzi erikulemberwa loodi mmeeya okubayambako okutereeza mu tteeka mwebayinza okuyita okusolooza omusolo mu bannaKampala. Minister omubeezi owa Kampala Kyofatogabye Kabuye agambye nti nga KCCA bafiirwa ...

Read Full Story
Abóluganda lwómugenzi Sheik Abas Kirevu baddukidde mu kakiiko kéddembe lyóbuntu.

Abóluganda lwómugenzi Sheik Abas Kirevu baddukidde mu kakiiko kéddembe lyóbuntu.

Ab’oluganda lw’omugenzi Sheik Muhammed Abas Kirevu eyattibwa abakuuma ddembe ku lwókuna lwa ssabbiiti ewedde ku bigambibwa nti abadde yenyigira mu bikolwa ebyókuvujjirira nókuwandiisa abayeekera ba ADF, era abatega bbomu ku kibuga Kampalabaddukidde mu kakiiko kéddembe ly’obuntu mu ...

Read Full Story
AKASATTIRO MU KISENYI, BAZUDDE EKIGAMBIBWA OKUBA BBOMU

AKASATTIRO MU KISENYI, BAZUDDE EKIGAMBIBWA OKUBA BBOMU

Wabaddewo akasattiro e Mengo Kisenyi okumpi ne paaka ya taxi, abakolerawo bwebagudde ku kintu ekiteeberezebwa okuba bbomu nebabuna emiwabo. Wabaddewo akasattiro e Mengo Kisenyi okumpi ne paaka ya taxi, abakolerawo bwebagudde ku kintu ekiteeberezebwa okuba bbomu nebabuna emiwabo. Ekintu kino ...

Read Full Story
PRESIDENT WA RWANDA AKYAKALAMBIDDE KU BYÓKUGGULA ENSALO NE UGANDA.

PRESIDENT WA RWANDA AKYAKALAMBIDDE KU BYÓKUGGULA ENSALO NE UGANDA.

Omukulembeze wa Rwanda Paul Kagame akyakalambidde ku byókuggula ensalo zéggwanga lye ne Uganda Omukulembeze wa Rwanda Paul Kagame akyakalambidde ku byókuggula ensalo zéggwanga lye ne Uganda, ngágamba nti abannyarwanda abayingira mu Uganda bakyagenda mu maaso nókutulugunyizibwa, ekiraga ...

Read Full Story
Ssabasajja agguddewo ekikopo ky'amasaza 2021, bannantameggwa ba 2020 bameggeddwa.

Ssabasajja agguddewo ekikopo ky'amasaza 2021, bannantameggwa ba 2020 bameggeddwa.

Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye naggulawo emipiira gy'amasaza ga Buganda 2021,ku mupiira essaza lya Kyadondo kwerimegedde essaza lya Gomba Goolo 2 ku bwereere. Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye naggulawo emipiira gy'amasaza ga Buganda 2021,ku mupiira essaza ...

Read Full Story
Museven alabudde aba ADF sibakuttirwa kuliiso.

Museven alabudde aba ADF sibakuttirwa kuliiso.

Omukulembeze w'eggwanga Yoweri Kaguta Museven agambye nti siwakukkiriza bayeekera ba ADF okutabangula eggwanga era nalabula nti abanerema okwewaayo mu mirembe, abeby'okwerinda olunabakwata sibakubattira ku liiso. Omukulembeze w'eggwanga Yoweri Kaguta Museven agambye nti siwakukkiriza ...

Read Full Story
DominicanCupid Examine

DominicanCupid Examine

DominicanCupid Examine DominicanCupid customers sign up the examples below as well: There are many important pros and cons related to that will online dating process. So , replying to all devices on DominicanCupid is absolutely cost-free, as well as complicated partner looking at tools in ...

Read Full Story