Ebibuuzo by’Entanda nga bwebyabuuziddwa nga 26 November,2024 ku CBS 88.8 Ey’obujjajja ku mutendera Kajjampuni abalagadde mu bbwa. 1. Abavubi balina ekikolwa ky’omumiimya, kitegeeza ki?...... Omuvubi okukwata ekyennyanja ekito n’akizza mu...
Read moreEbibiizo bya Program Entanda ya Buganda nga 25 November,2024 nga bweyabadde ku 88.8 ku mutendera “Kajjampuni abalagadde mu bbwa”. Biibino ebibuuzo by'Entanda; 1. Omukyala eyazaala omuntu eyatta Ssekabaka Kimera........ Nnattembo....
Read moreAbamegganyi; Bbanja Steven eyafunye obugoba 19 ne Ssempijja Nyansio eyafunye obugoba 17 mu lumeggana lw’Entanda ya Buganda nga 20 November,2024 ku 88.8 Ey’obujjajja, baasuumusiddwa okugenda ku mutendera oguddako, ate Ssennono...
Read moreMu Ntanda ya Buganda nga 19 November,2024 ku 88.8.m Abamegganyi; Basajjamivule John eyafunye obugoba 22 ne Kyeyune Richard ow’e 18 baasuumusiddwa okweyongerayo ku mutendera oguddako ogwa program Entanda ya Buganda,...
Read moreAbamegganyi mu Program Entanda ya Buganda ku 88.8 Ey’obujjajja eya nga 18 November 2024, entuuyo baazisazizza bibatu olw’ebibuuzo ebyabadde ebikambwe. Miyingo Misearch eyafunye obugoba 24 ne Sserwadda Samuel eyafunye obugoba...
Read moreProgram Entanda ya Buganda eya 15 November, 2024 ku 88.8 ne CBS FM UG ku Youtube, yabadde muliro muliro, Omumegganyi Ssemyalo Herbert yawandukidde mu maanyi n’obugoba 20 antiMale John Kawuma...
Read moreMu program Entanda ya Buganda nga 14 November ,2024 ku 88.8 Ey’obujjajja ne CBS FM UG OFFICIAL CHANNEL ku youtube, abamegganyi Kasajjakaaliwano eyafunye obubonero 28 ne Nsobya George eyafunye 16...
Read moreMu program Entanda ya Buganda nga 13 November,2024 ku 88.8 Ey’obujjajja ne You Tube CBS FM UG, abamegganyi Kalule Godfry eyafunye obugoba 28 ne Ssaalongo Tumusiime Gerald eyafunye obugoba 20...
Read moreMu program Entanda ya Buganda mu lumeggana olw’envuunula bibya ku 88.8 Ey’obujjajja ne ku You Tube CBS FM UG Official Channel nga 12 November,2024 abamegganyi Nnanteza Grace eyafunye obugoba 21...
Read moreMu Program Entanda ya Buganda ku 88.8 Ey’obujjajja nga 5 Museenene (November), 2024, abamegganyi; Ssemiyingo Ibrahim eyafunye obugoba 28 ne Bugembe Nasur eyafunye obugoba 24 baasuumusiddwa okweyongerayo mu lumeggana oluddako,...
Read more