Ssaabakomera wa Uganda Johnson Byabasaija ayasizza ebiragiro eri Abakulira Amakomera gonna mu Uganda, okunyweeza eby'Okwerinda wonna, era abantu sibakukkirizibwa kukyalira basibe okutuusa nga 18 January,2025. Wabula ekitongole ky'Amakomera kyakukkiriza ebintu...
Ekitongole kyobwannakyewa ekirwanyisa obulyi bw'enguzi mu ggwanga ki Anti corruption Coalition Uganda kigugumbudde abakulu mu government ab'ekitongole ekyempisa n'obuntu bulamu ki Directorate of Ethics and Integrity ekyasindiise abakozi mu kitongole...
Okugugulana wakati wabamuliraanywa ababiri Rwanda ne Democratic Republic of Congo kwandiba ssi kwakukoma kati, ensisinkano ebadde etegekeddwa mu Angola mu kibuga Luanda ey'okugonjoola ensonga egudde butaka. Abakulembeze ba Rwanda ne...
Abakulembeze b'ekibiina ekitaba bannamateeka mu ggwanga ki Uganda Law Society bakukkulumidde kkooti olw'okuyimiriza ttabamiruka w'ekibiina kino abadde ategekeddwa ngennaku z'omwezi 17 December,2024 okulonderako abakiise babannamateeka ku kakiiko akavunanyizibwa ku ssiga...
Abasirikale ba Police 4 mu district e Mbarara bavunaaniddwa mu mbuga z'amateeka olw'okusiwuuka empisa nebakulula omukyala mu bisooto, bwebaabadde bamutwala mu kaduukulu. Bavunaaniddwa emisango gy'okulinnyirira eddembe ly'obuntu. Abasirikale okuli Andrew...
Government ya Uganda etaddewo obuwumbi bwa shs obusoba 350 okukola enguudo mu district ye Wakiso mu mu nteekateka y'okukulaakulanya Kampala n'emiriraano emanyiddwa nga Greater Kampala Metropolitan Area-GKMA mu ttundutundu...
Retired Colonel Dr. Kiiza Besigye eyakwatibwa ne munne Haj Obeid Lutale Kenya bakalambidde nti wakiri okufiira mu kkomera, okutuusa nga munnamateeka wabwe okuva e Kenya Martha Karua aweereddwa ebbaluwa emukkiriza...