Ssentebe wa LC5 mu district ye Kitagwenda Mushemeza Ismail Kambanda asimbiddwa mu kkooti ento e Kamwenge navunaanibwa emisango egyekuusa ku kuggya ku bantu ssente ng'abasuubizza emirimu. Okusinziira ku kakiiko akalwanyisa...
Abantu 10 bakakasiddwa nti bafiiridde mu kabenje akaguddewo olwaleero nga 10 December,2025 ng'obudde bukya, ku luguduo lwa Bugiri - Tororo. Akabenje kano kagudde mu kitundu ekimanyiddwa nga Busowa mu...
Police mu district ye Luweero etandise okunoonyereza ku muvubuka ategerekese nga Masudi Serugo omutuuze mu Kabuga ke Wobulenzi, eyetutte yekka ku police neyeroopa nti asse munne ng'amulanga okubba biscuit we....
Police mu district ye Luweero ekakasizza nti Omujaasi wa UPDF RA 275589 LCPL, Moses Edongoto afiiridde mu kabenje akagudde mu bitundu bye Kalule- Bombo ku luguudo oluva e Kampala okudda...
Akakiiko k'eggwanga ak’’ebyokulonda ka The Electoral Commission of Uganda kataangazizzai ku misango egikandaaaliridde ennyo egyawaabwa gyekali.m ngábalonzi beemulugunya ku beesimbyeewo, naddala abo ababuusibwabuusibwa ku buyigirize obwetaagibwa ku kifo ky'ababaka ba...
Abantu babiri bafiiridde mu kabenje akagudde e Bwoga mu gombolola ye Butansi mu district ye Kamuli. Babadde batambulira ku Ppikiki nga bava e Namasagali okudda e Butansi. Ppikipiki eremeredde omugoba...
Police e Nsangi mu Wakiso eriko enunudde abavubuka 47, nga kigambibwa nti babadde bateekateeka kukukusibwa okutwalibwa mu Mawanga gebweru bakube ekyeyo. Abavubuka bano abali wakati w'Emyaka 16 n'emyaka 30, kigambibwa...
Omulamuzi wa kkooti enkulu Joyce Kavuma alamudde nti registrar oba omuwandiisi wébyapa by'ettaka ye yekka alina obuyinza obusazaamu ekyapa kyéttaka, okusinziira ku nnyingo eye 88 eyétteeka lyéttaka, so si biragiro...