Poliisi mu kibuga kye Mbale etandise omuyiggo gwÓmusajja Kaggwensonyi, asobezza ku mwana w'essomero wa Myaka 15 naamutta. Enjega eno egudde ku kifo ekimanyiddwa nga Grace Guest House ku kyalo...
Police mu kitundu ekya Busoga East ekutte abantu munaana okuli n'abakyala babiri, basangiddwa n'emmundu bbiri mu mmotoka mwebabadde batambulira. Omwogezi wa police ASP mike Kafaayo agamba nti babakwatidde Bugweri...
Parliament eyisizza okusaba kwa government okwewola ensimbi obuwumbi 700 okuva mu Stanbic bank okusasula kampuni ya Umeme,egenda okumalako Kontulakita yaayo ey'emyaka 20. Wabula parliament okuyisa ensimbi zino, esoose kusuula ku...
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni atemye evvuunike ery'okuzimba univeristy ya government mu kitundu kya Bunyoro-Kitala era egenda kuyitibwa Bunyoro University. Agitongolezza mu district ye Kikuube District mu kulambula...
Omuntu omu afiiriddewo mbulaga n'omulala naddusibwa mu ddwaliro e Jinja nga biwala ttaka, mmotoka loole lukululana namba KCL 183B /ZE 1318 ebadde eva eJinja nga edda e Kampala bw'etomereganye e...
Ekitongole ekivunanyizibwa ku bibuuzo ebyakamalirizo mu ggwanga ekya UNEB, kifulumizza ebyava mu bigezo by'abayizi ba S.6 abaabituula mu 2024, kiraze nti abayizi 1,632 bebaagudde ebibuuzo kwabo abayizi emitwalo 140,888 abaatula....
Akakiiko k'ebyokulonda mu Uganda kalangiridde Elias Luyimbaazi Nalukoola eyajidde ku kaadi ya NUP ku buwanguzi, bw'akalulu ak'okuddamu okulonda omubaka wa Kawempe North. Nalukoola azze mu bigere bya Muhammad Sseggiriinya eyava...