Government ya Uganda emaliridde okuddamu okuwozesa abantu ba bulijjo mu Kkooti z'amagye, olukiiko lwa baminister bwe luyisiza enongosereeza mu tteeka erikwata ku kkooti yámagye, era ebbago likomezeddwawo mu parliament liteesebweko...
Ssetendekero wa Al Qasimia University mu ssaza lye Sharijah mu United Arab Emirates UAE, basse omukago nagamu ku masomero ga primary agali ku musingi gw'eobusiraamu mu Uganda, okusitula ebyenjigiriza ...
Police yakakwata abantu 29 abateeberezebwa okukkakana ku musirikale wa police PC Chemonges Sulaiman nebamukuba nebamutta mu district ye Ibanda. Chemonges ng'abadde akolera ku police ye Bisheshe mu district ye Ibanda...
Omwana ow'emyaka 3 Ssegujja Jeremiah afiiridde mu muliro ogukutte ogukutte ennyumba mu kiro, mu zone ya Kibiri B e Busabala mu gombolola ye Makindye Sabagabo mu district ye Wakiso. Okusinzira...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye naasimbula emisinde mu bunabyaalo egy'amazaalibwage ag'emyaka 70 mu Lubiri e Mengo, wakati mu nnamutikkwa wenkuba afudembye. Empologoma etuuse mu Lubiri ku ssaawa emu...
Akasattiro n'okubuna emiwabo bibadde mu kibuga kye Buwenge mu district ye Jinja, abazigu ab'emmundu bwebayingidde mu dduuka lya Hardware erya Isabirye God nebakuba ababaddemu amasasi, gasse Bumaali Ben negalumya nabalala...
Ministry ya Kampala yetaaga ensimbi obuwumbi 800 okuddaabiriza n'okuzimba emyaala egituukana n'omutindo, okukendeeza ku mataba aganjaala mu kibuga Kampala buli nkuba lwetonnya. Abakungu okuva mu ministry ya Kampala nga bakulembeddwamu...
Omusomesa omu afudde ate abasomesa abalala n'abayizi abasoba mu 15 balumiziddwa, Laddu ebakubye ku ssomero lya Sserinnya Primary School. Sserinnya Primary lisangibwa mu muluka gwe Bulando mu division ya Nyendo...
Police mu Kampala n'emiriraaano eggalidde abavubuka 2 nga kigambibwa nti banyagako omuzungu nga Omungereza nsimbi obukadde 25 nga bakozesa Olukujjukujju. Ababiri abakwatiddwa ye Kizito Jonathan eye eyita Jona nga wa...
Police ye Jinja ekutte omuntu 1, kwabo 10 abaatoloka mu kaduukulu ka Police ya CPS mu kibuga Jinja wiiki ewedde. Abaatooka baali bakwatiddwa nga bateberezebwa okuba abamenyi b'amateeka. Omwogezi wa...