Police e Mayuge ekutte abantu 6 abagambibwa okutta omulonzi mu kalulu aka NRM akabaddewo. Omugenzi ye Peter Kyebalonda abadde mutuuze ku kyalo Bulubudde mu gombolola ye Malongo mu district ye...
Vice President Maj. (Rtd) Jessica Alupo awangudde akalulu ka NRM ak'omukiise w'abaazirwanako, ku kyalo Oigo Imumwa mu Katakwi District. Rtd Maj.Jesca Alupo era nga yemubaka omukyala owa Katakwi awangudde eyali...
Government etongozza enguudo 2 okuli olutandikira e Bukasa-Ssentema- Kakooge okutuukira ddala e Kikubampanga mu Kakiri oluwezaako kilometer 13, nga luno lwakuwementa obuwumbi bwa shs 56 awamu nolwa Kitemu-Kisozi-Buddo- Naggalabi...
Akulira abakuumi ba president wa NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu Bobi Wine ayitibwa Edward Ssebuwufu Eddie Mutwe , alabiseko mu Kooti e Masaka nasomerwa emisango 6,oluvannyuma naasindikibwa ku alimanda mu kkomera...
Abantu 3 bafiiriddewo mbulaga mu akabenje akagudde e Bujuuko ku luguudo oluva e Kampala okudda e Mityana, mmotoka 2 zitomereganye bwenyi kubwenyi. Akabenje kagguddewo ku ssaawa nga bbiri n'ekitundu ez'ekiro...
Omusuubuzi era omuvuzi w'emmotoka z'empaka Rajiv Ruparelia mutabani wa Naggagga Sudir Ruparelia afiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lwa Kampala Express wakati wa Kajjansi ne Munyonyo, Makindye Ssaabagabo Wakiso district....