Parliament eyisizza etteeka ku biyiiye – abanaalimenya bakusibwa emyaka 10 oba okusasula obukadde bwa shs 40
Ssaabasajja Kabaka asiimye naalambulako ku basuubuzi b’akatale ke Katwe akaayidde omuliro emmaali nesaanawo – bagambye bafunye essuubi eriddamu okukola n’amaanyi
Police ekutte abakozi 7 aba Court Yard hotel bagiyambeko mu kunoonyereza ku batemu b’emmundu abaalumba omubaka Enos Asiimwe Kanywamacunda
Parliament eyagala eddwaliro ly’e Kiruddu libeere lyabwereere awatali kusasulayo sente neemu – aba ‘Private’ baggyibwewo abagala bagende mu g’obwannanyini
Canon Fred Kazibwe abadde akulira King’s College Budo awaddeyo wofiisi eri Godfrey Kasamba headmaster omujja
Omusuubuzi w’e Masaka afiiridde mu kabenje akagudde ku Entebbe Express – afudde n’abaana be babiri
Omuliro gusaanyizzaawo emmaali y’abasuubuzi mu katale ke Katwe
Omubaka Enos Asiimwe Kanywamacunda asimattuse ab’emmundu – abuuse ku kizimbe kya woteeri kya myaliriro esatu
Abasumba ba Eklezia mu Uganda 18 boolekedde Vatican mu Roma okuwoza olutabaalo lw’emirimu gy’Obutume
Ebigezo by’abayizi abatuula UACE 2026 bikomyewo – abayizi beyongedde okukola amasomo ga science n’okugayita
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM

Amawulire

Abavubuka 3 abawagizi bamunnamateeka Yusuf Nsibambi avuganya ku kifo kyomubaka wa Mawokota South ababadde bamuwerekerako okunoonya akalulu baggudde mu mugga gwe Lukolo mu kitoogo okuliraana ekitundu kye Bunjako, wabula nga nokutuusa kati tebanalabikako era tekimanyiddwa oba bakyaali balamu.

Abavubuka 3 abawagizi bamunnamateeka Yusuf Nsibambi avuganya ku kifo kyomubaka wa Mawokota South ababadde bamuwerekerako okunoonya akalulu baggudde mu mugga gwe Lukolo mu kitoogo okuliraana ekitundu kye Bunjako, wabula nga...

Read more

Omulabirizi we Namirembe Kitaffe mu katonda Wilberforce Kityo Luwalira alabudde ku kitulugunya bantu ekisitudde ensangi zino, kyagambye nti kikolebwa abo abatamanyi maanyi ga Katonda nebefuula ba katonda bokunsi eri banaabwe.

Omulabirizi we Namirembe Kitaffe mu katonda Wilberforce Kityo Luwalira alabudde ku kitulugunya bantu ekisitudde ensangi zino, kyagambye nti kikolebwa abo abatamanyi maanyi ga Katonda nebefuula ba katonda bokunsi eri banaabwe....

Read more

Akwatidde FDC bendera kukifo kyo mukulembeze we ggwanga PATRICK AMURIAT OBOI asekeredde abalowooza nti talina buwagizi bumusobozesa kuwangula kifo kino, nasaba abalina endowooza eno okutandika okulowooza kubintu ebinene ng’eri gyebasobola okukyusaamu obukulembeze bwe ggwanga.

Akwatidde FDC bendera kukifo kyo mukulembeze we ggwanga  PATRICK AMURIAT OBOI asekeredde abalowooza nti talina buwagizi bumusobozesa kuwangula kifo kino, nasaba abalina endowooza eno okutandika okulowooza kubintu ebinene ng’eri gyebasobola...

Read more

Omukulembeze wekibiina kya National Unity Platform agambye nti wakukozesa ensimbi eziteekebwa mu nsawo yeggwanga etatunulwaamu emanyiddwanga classified Budget okwongeza emisaala gyabakuuma ddembe, asookerwaako mwaanafunira akakadde 1 buli mweezi singa atuuka mu ntebbe yobukulembeze bweggwanga.

Omukulembeze wekibiina kya National Unity Platform agambye nti wakukozesa ensimbi eziteekebwa mu nsawo yeggwanga etatunulwaamu emanyiddwanga classified Budget okwongeza emisaala gyabakuuma ddembe, asookerwaako mwaanafunira akakadde 1 buli mweezi singa atuuka...

Read more
Page 240 of 256 1 239 240 241 256

Welcome Back!

Login to your account below

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Add New Playlist