Ye munnakisinde kya the renewed Uganda Kisoboka, asimbudde okuva ku ofiisi zekisinde kino e Kololo okwolekera e Kyambogo gyagenda okusunsulirwa ku saawa musanvu. Tumukunde bwabadde asimbula okuva ku ofiisi ze...
Okunonyereza okwakoleddwa kubavubuka mu ggombolola etaano ezikola ekibuga Kampala, okwakulembeddwamu abakugu ku ssetendekero wa Makerere kulaze nti abavubuka bangi tebakyalina ssuubi okuviira ddala mu maka gyebabeera n’embeera endala, ebireeteddwa omuggalo...
Gavumenti eyimirizza enzirukanya y’emirimu mu omukago gw’ebitongole ebirondoola eby’okulonda mu ggwanga ogwa National Election Watch Uganda, ekimanyiddwa nga NEW UGANDA. Omukago guno nga gubadde gugatta ebitongole byobwanakyeewa 65, gwatongozebwa nga...
Ekibiina kya National Unity Platform kitongoza ekibiina ky’abagoba ba Bodaboda abasuka mu 27000 abagenda okunoonyeza omukulembeze w’ekibiina kino Robert Kyagulanyi Ssentamu akalulumu nkola eya Science. Ekibiina kino bakitongoleza Kawempe era...
Poliisi erangiridde ebikwekweeto byettaka mu nkola ya Operation Wembly, ku bantu abanyaga ettaka lyabantu ,okumalawo okunyigirizibwa kwabananyini ttaka okwetoloola eggwanga okweyongera buli lunaku. Ebikwekweeto bino birangiriddwa ayogerera poliisi enoonyereza kubuzzi...
Ssabalabirizi we ekkanisa ya Uganda, Dr. Samuel Kazimba Mugalu alabudde ku bikolwa ebyekitta bantu ebikyakyaaka mu ggwanga ensangi zino, kyagambye nti bino byebimu ku byaleetera ekkanisa okufiirwa abamu kubakulembeze abembavu...
Ssaabawolereza wa gavument William Byaruhanga ayogedde kaati nti abo bonna abatwaala ebyobugagga okwaali ettaka nebizimbe ebyaali ebyabayindi, gavument byeyasasula babirina mu bumenyi bwamateeka era birina okubagibwaako bizibweeyo eri gavument. Waliwo...