President Yoweri Kaguta Museveni agambye nti tasobola kukkirizza ggye ly'amawanga magatte UN okujja okuwa obukuumi mu Uganda, nga bwekiri mu mawanga amalala mu Afrika. President Museveni anyonyodde nti Uganda esobolera...
Police erabudde ku bikolwa ebyábazadde abasajja abeeyongedde okukabassanya abaana bebeezaalira, nga ebikolwa bino bisinze kuva ku butabanguko mu maka. Ebikolwa bino tebikomye kulabikira mu bazadde bokka, bigenze ne mu basomesa...
Ebyuma by'oluguudo lw'eggaali y'omukka ebibalirirwamu obuwumbi 13 n'obukadde 490 byebyabbibwa mu mwaka gwebyensimbi 2021/2022. Ebyuma ebyabbibwa biri 2,696, era nga kampuni ezisaanuusa ebyuma bya steel kigambibwa zezaabyekomya. Bino bifulumidde mu...
Ettendekero lya Buganda Royal Institute of Business and technical Education Kakeeka Mengo, litikidde abayizi abasobye mu 1000. Gano gematikkira ag'omulundi ogwe 17. Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga yakulembeddemu omukolo...
Namutikkwa w'enkuba abaddemu kibuyaga n'omuzira akosezza qbatuuze abawerako ku kyalo kikoma-kitazzi mu district ye Buikwe. Omuzira nga gukwatiridde mu nnyumba ebikkuseeko akasolya Sentebe w'e kyalo kino...
Ssaabasumba Paul Ssemogerere ajaguzza omwaka mulamba bukyanga atuuzibwa ku ntebe y'Obwassabasumba bwa Kampala. Ssaabasumba Ssemogerere yatuuzibwa nga 25 January 2022 mu lutikko e Lubaga. Ssaabasumba...
Police eLyantonde ekutte abantu 3 ku bigambibwa nti benyigidde mu kutta ssentebe w'ekyalo. Ssentebe we kyalo Kiyinda abadde ayitibwa Turyamuhika Yosam yasangiddwa yattiddwa mu kiro. Kigambibwa nti Ssentebe Turyamuhika Yosam...