Negyebuli eno police ekyakonkomadde n'obukadde bwa shilling 50 bweyateekawo, eri omuntu yenna anaagiwa amawulire ku muntu eyakwatibwa mu katambi ka camera, ateeberezebwa nti yeyatta abafumbo omukyala n'omwami David Mutaaga, ku...
Canon Rhoda Nalwejje Nakibuuka Nsibirwa Kalema aziikiddwa ku Kyalo Kiboga mu district ye Kiboga mu Ssaza Ssingo. Rhoda Kalema yafa nga 03 August,2025 mu ddwaliro lya Agha Khan e Nairobi,...
Omubiri gw'Omugenzi hon. Can. Rhoda Nakibuuka Nsibirwa Kalema gukomezeddwawo mu Uganda okuva e Kenya gyeyafiira. Government ya Uganda yerina obuvunaanyizibwa ku nteekateeka zonna ez'okuziika, era nga wakuziikibwa mu bitiibwa by'eggwanga....
Police ye Bugweri etandise okunoonyereza kukyaviiriddeko omusibe, Gabantu Joel okufiira mu kaduukulu ka police e Busembatia. Omwogezi wa police mu kitundu ekya Busoga East, SP Kafaayo Mike agamba nti Gabantu...
Enjala ani amuwadde akatebbe nate ezeemu okuzingako ebendobendo lye Karamoja, abantu abawerako kikakasiddwa nti batandise okutondoka nga bwebafa enjala. Omubaka wa Dodoth North ekisangibwa mu district ye Kaabong, Komol Joseph...
"Ebika y'Entabiro egatta Buganda" Ku Mikolo gy’okutikkira Omulangira Ronald Mutebi nga 31 July, 1993 e Naggalabi Buddo mu Ssaza Busiro, Ebika by'abaganda ebyenjawulo byamukolako emikolo gy'ennono,naafuuka Ronald Muwenda Mutebi II...