Akakiiko keby`okulonda mu ggwanga aka The Electoral Commission of Uganda kalabudde banabyabufuuzi abamaliriza okusunsulwa obutakemebwa kwenyigira mu bikolwa byakumansa mansa ssente mu bantu, kubanga kino kigya kutwalibwa ng`okugulirira abalonzi ekitakkirizibwa...
Government ya Uganda esuubizza okwongeza omusaala gwabakulembeze abalonde okuva ku ba ssentebe b'ebyaalo okutuuka ku mutendera gwenaaba esazeewo, naddala abo abafuna omusaala omutono Minister wa government ezebitundu Rafael Magyezi asinzidde...
Omulamuzi wa kooti ye Kawempe asindise bannakibiina kya NUP 5 ku alimanda, bavunaanibwa okukola paleedi nebakola dduyiro ow'ekinnamagye, nga 12 February,2025. Abavunaaniddwa kuliko Tasi Calvin amanyiddwa ngq Bobi Giant, Serunkuuma...
Omuwabuzi wa President owokuntikko ku nsonga z'ebweru w'eggwanga Ambassador Abbey Walusimbi alangiridde nti enteekateeka President gyeyabalagidde okukola ey'okuwandiisa bannauganda bonna abawangalira ebweru, nti etandika essawa yonna, era yakukolebwa okuyita ku...
Abantu 4 bafudde, abalala 20 baddusiddwa mu ddwaliro ng'embeera mbi, bagudde ku kabenje e Nabutiti Kisujju Ward mu West Division, Mubende municipality. Omwogezi wa police mu bendobendo lya Wamala, Racheal...
Omuloodi wa Kampala Ssalongo Erias Lukwago asunsuddwa wakaati mu bunkenke obw'amaanyi Ku kitebe ky'akakiiko keby`okulonda aka Kampala e Ntinda. Erias Lukwago asunsuddwa okuvuganya mu kalulu ka 2026 ku kifo kya...
Ekibiina ki National Unity Platform mu butongole kisabye government eyanjule mu parliament okulambika okw'etteeka erifuga ebibiina byobufuzi ebiri mu mukago gwa IPOD, kiyambeko NUP okusalawo okugwegattako. Parliament mu May 2025,...
Omuliro ogutanamanyika kweguvudde kikutte ekiziimbe mu Kisenyi okuliraana akatale ka St.Balikuddembe mu Kampala. Ekizimbe kino ekyetooloddwa ebipande bya kampuni ya Forte Bet esiba zzaala. Ekivuddeko omuliro guno tekinaba kutegeerekeka.#
Bannabyabufuuzi 5 bebakasuunsulwa okuvuganya ku kifo kya Lord Mayor wa Kampala mu kalulu akajja aka 2026, ate nga n'abalala bakyajja. Abaakasunsulwa, kuliko Engineer Ronald Balimwezo Owa NUP, Ibrahim Kasozi Owa...