Ekitongole kigenda kukulemberwa Omuk. Dr Nassanga Jane Ruth, wakumyukibwa Dr.Abasi Mukyondwa Kabogo. Ba memba abalala abakubye ebirayiro by’okuweereza Obwakabaka okuyita mu kitongole kino, kuliko Ddegeya Ssekyeru, Dr. Nicholas Mugagga, Betty...
Ekitongole kya Red Cross munsi yonna kisiimye era nekiwa engule eri Obwakabaka bwa Buganda okuyita mu kitongole ekya Kabaka Foundation eyitibwa Henry Dunant Award, olwa kawefube gwekikoze ow'okukunga abantu...
Obwakabaka bwa Buganda bukoze endagaano n’ekitongole kya Love luck (Lake Victoria Region Local Authiorities) egendereddwamu okukubiriza abantu okukuuma ennyanja nga nyonjo n’okutumbula obutonde bwensi. Mu ndagaano eno mulimu okusimba emiti...