Obwakabaka bwa Buganda bukungubagidde eyali Ssaabaminister wa Kenya Raila Amoro Odinga, eyafiiridde mu Buyindi gyabadde ajjanjabirwa okumala akaseera. Odinga afiiridde ku myaka 80 egy'obukulu. Katikkiro wa Buganda Charles Peter...
Ssaabasajja Kabaka Empologoma Ronald Muwenda Mutebi II alagidde abantu be okwettanira enkozesa ya tekinologiya mu mirimu egyenjawulo n'okunnyikiza Bulungibwansi mu Buganda ng'erimu ku makubo agazza Buganda ku Ntikko. Obubaka bwa...
Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abavunaanyizibwa ku byokwerinda mu ggwanga okunyweza enkolagana wakati waabwe naabo bebakuuma, kimalewo obutali butebenkevu mu ggwanga. Bwabadde asisinkanye Omubaka wa president owa Lubaga...
Obwakabaka bwa Buganda butongozza ssabbiiti ya Bulungibwansi ne government ezÉbitundu 2025, omuli emirimu egigenda okukolebwa ku lwÓbulungi bwÁbantu ba Kabaka. Obwakabaka bwa Buganda buli nga 8 October, buli mwaka bukuza...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga awabudde abavubuka okweyazika ku ttaka lya bakadde babwe balyeyambisa okukolerako ebintu ebisobola okubawa entandika bekulaakulanye. Katikkiro abadde mu Maka g'Omulimi w'Emwaanyi Fred Bulesa mu...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga abangudde abakiise b'olukiiko lwa Buganda ku bintu ebyenkizo byebalina okusaako essira okubeera abakiise abenjawulo. Babadde mu lusirika lw'abakiise olqa buli mwaka, olubadde ku Butikkiro...