Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n’aggalawo Omusomo gw’Abataka bajjajja abakulu b’Obusolya, ogubumbujjidde mu Lubiri e Mengo. Omusomo gw'omwaka guno gubadde ku mulamwa ogugamba nti Obuwangwa n’Ennono gwe Musingi...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga agambye nti kaweefube w'okukubiriza abantu okulima emmwanyi ate mu bungi okuyita mu nkola ya Mmwanyi Terimba siwakuyimirira, era naakubiriza ne bannauganda abalala bonna abalima...
Obwakabaka bwa Buganda nga buyita mu kitongole kyabwo eky'amateeka ki Buganda Royal Law Chambers bweyamye okukolagana nÓmukago ogutaba bannamateeka abaakamaliriza emisomo ekya Uganda Young Lawyers Network , okutuusa obuweereza eri...