Omumyuka owookubiri owa Katikkiro era omuwanika wa Buganda Owek. Robert Waggwa Nsibirwa ayanjulidde Obuganda ennambika (Accountability) y’ensimbi ezaava mu nkola ya Luwalo Lwaffe ez’omwaka oguwedde 2024. Abantu ba Kabaka omwaka...
President wa Rotary mu nsi yonna Dr. Stephanie Urchick akiise embuga mu Bulange Mmengo. Ayaniriziddwa Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga n'abakulembeze ba government ya Kabaka ab’enjawulo. Dr. Strphanie Urchick...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abavubuka bettanira Obufumbo obutukuvu, bwebabeera bakutuuka ku buwanguzi obwenjawulo, era obufumbo Mpaji nkulu ku nkulaakulana y'eggwanga n'Obwakabaka. Abadde yeetabye mu kusaba kw'okugatta abagole...
Abayizi 716 bebatikkiddwa nebaweebwa amabaluwa mu masomo ag'enjawulo, mu matikkira ga Muteesa I Royal University ag'omulundi ogwe 12. Abatikkiddwa kuliko abawala 454 nga bakola ebitundu 63%, ate abalenzi babadde 262...