Minister w'amawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi w'Obwakabaka, Owek Israel Kazibwe Kitooke afulumizza enteekateeka y'okutereka Nnaalinnya Gertrude Tebattagwabwe. Ku Friday nga 09 May,2025; Omubiri gwa kugyibwa mu funeral home ku ssaawa...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye emirimu amatendo egikoleddwa abadde omuwerezaawe Ambassador William Bill Matovu Kaboga, naddala mu kaweefube w'okusitula embeera z'ebyobulamu. Mu bubaka Kalalankoma bwatisse Katikkiro wa...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga alabudde Abavubuka abegwanyiza obukulembeze kyokka nga tebagambwako nti bano bamala biseera , naabawa amagezi okukkiriza bawabulwa, ate era babeere beetegefu okuyiga. Abadde asisinkanye abakulembeze...
Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga yebazizza Omugenzi Amb. William Matovu olw'emirimu amatendo gyakoledde Obwakabaka ne Kabakawe, mu bwetowaaze n'omukwano. Bwabadde atuseeko mu Maka g'Omugenzi agasangibwa e Mpala- Nkumba, Katikkiro...
Ministry y’ebyensimbi ekakasizza nga bwetalina busobozi kusalawo mutemwa gwa nsimbi ogulina okusasulwa Obwakabaka bw Buganda, ku nsimbi zebubanja government ya Uganda, nti obuvunaanyizibwa buno buli mu mikono gya minisitry y’ebyettaka...