Police mu Kampala n'emiriraano ekutte akolanga ssentebe w'ekibiina ky'abasuubuzi ekya KACITA Hajji Isa Ssekitto ku bigambibwa nti abadde akuma omuliro...
Ddoozi z'eddagala emitwalo Kumi Namukaaga (16) zezakaweebwa District ey'e Ssembabule, mu kaweefube wa government ow'okulwanyisa ekirwadde kya Kalusu mu magana...
Alipoota ekwata ku byava mu misinde gyÁmazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka 2025 eraze nti Obuwumbi 2.924 zezakuηaanyizibwa okuva nteekateeka ez'enjawulo, n'ekigendererwa...
Bannabyamizannyo abegattira mu kibiina kya Real Stars Sports Agency balonze omuddusi ku mutendera gw'ensi yonna Jacob Kiplimo, ng'omuddusi asinze banne...