Police ye Mayuge eri kumuyiggo gw'omusomesa Basalaine Ronald agambibwa okusobya ku muyizi ow'ekibiina ekyomusanvu n'amufunyisa n'olubuto. Omuduumizi wa police mu...
Abazzukulu ba Gabunga abeddira e Mmamba Namakaka bakiguddeko, bazukulu ba Nakirembeka abeddira Omutima Omusagi babawandudde mu mpaka z’ebika bya Baganda...
Ssaabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi ll asiimye ekitongole ky’amawanga amagatte eky’eby’Obuwangwa ki UNESCO kisuumuse Amasiro g'e Kasubi omuli...