• Latest
  • Trending
  • All
President Museveni ayimirizza akalulu k’abavubuka ba NRM – akagobyemu ssentebe w’okulonda Dr.Tanga Odoi, ensonga azikwasizza kakiiko

President Museveni ayimirizza akalulu k’abavubuka ba NRM – akagobyemu ssentebe w’okulonda Dr.Tanga Odoi, ensonga azikwasizza kakiiko

August 28, 2025
Omutaka w’ekika ky’Akasimba Kabazzi Nnampuuma David Marvin Miti abuze – Twakuumye bubi ayi Ssaabasajja!

Omutaka w’ekika ky’Akasimba Kabazzi Nnampuuma David Marvin Miti abuze – Twakuumye bubi ayi Ssaabasajja!

June 2, 2026
Ba minister 42 abasoose okusunsulwa parliament baweze okutuusa obuweereza obusaanidde eri abantu mu kisanja kino 2026/2031

Ba minister 42 abasoose okusunsulwa parliament baweze okutuusa obuweereza obusaanidde eri abantu mu kisanja kino 2026/2031

June 1, 2026
Paul kafeero

Omuyimbi Paul Job Kafeero eyafa emyaka 19 egiyise – ebisigalira bye biziikuddwa okukakasa endaga luse lw’abaana be

June 1, 2026
Paul kafeero

Government mu butongole eweze okutegeka ebikujjuko by’okukuza ennaku za public holidays okukendeeza ku nsasaanya y’ensimbi

June 1, 2026
Abaganda ababeera e Bungereza bajaguzza emyaka 30 egy’ekitongole kya Kabaka Foundation – Ssabasajja Kabaka abakubirizza okubeera abayiiya mu buli mulimu ogukolebwa

Abaganda ababeera e Bungereza bajaguzza emyaka 30 egy’ekitongole kya Kabaka Foundation – Ssabasajja Kabaka abakubirizza okubeera abayiiya mu buli mulimu ogukolebwa

May 31, 2026
Enkima ne Mamba Kakoboza zesozze fayinolo y’empaka z’ebika by’Abaganda 2026

Enkima ne Mamba Kakoboza zesozze fayinolo y’empaka z’ebika by’Abaganda 2026

May 31, 2026
Abdul Karim Watambala alondeddwa ng’omuzannyi asiinze banne mu Uganda Premier league 2025/2026

Abdul Karim Watambala alondeddwa ng’omuzannyi asiinze banne mu Uganda Premier league 2025/2026

May 30, 2026
Supreme Court Upholds Death Sentence in Child Murder Case – committed in 2007 after a domestic dispute

Supreme Court Upholds Death Sentence in Child Murder Case – committed in 2007 after a domestic dispute

May 30, 2026
UNEB erabudde amasomero agaduumuula ebisale by’okuwandiisa abayizi abagenda okutuula ebigezo bya UNEB – abakikola boolekedde okuvunaanibwa mu mbuga z’amateeka

UNEB erabudde amasomero agaduumuula ebisale by’okuwandiisa abayizi abagenda okutuula ebigezo bya UNEB – abakikola boolekedde okuvunaanibwa mu mbuga z’amateeka

May 29, 2026
Akakiiko ka Anti Corruption Unit katandise okunoonyereza ku nguzi egambibwa okwetobeka mu by’okuddaabiriza Camera zokunguudo – abakungu ba government 3 balagiddwa okuddako ebbali banoonyerezebweko

Empaka z’omupiira ogw’Ebika by’Abaganda 2026 zituuse ku mutendera gwa Semifayinolo – Engo esisinkanye Nkima ate Emmamba Kakoboza ezannya Kkobe

Empaka z’omupiira ogw’Ebika by’Abaganda 2026 zituuse ku mutendera gwa Semifayinolo – Engo esisinkanye Nkima ate Emmamba Kakoboza ezannya Kkobe

May 29, 2026
Parliament eye 12 eyisizza ekiteeso ekikakasa Jesca Alupo ku kifo ky’omumyuka wa president ne Ssaabaminister Robinah Nabbanja – akakiiko akagenda okusunsula ba minister abalala nako parliament ekakasizza

May 28, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

President Museveni ayimirizza akalulu k’abavubuka ba NRM – akagobyemu ssentebe w’okulonda Dr.Tanga Odoi, ensonga azikwasizza kakiiko

by Namubiru Juliet
August 28, 2025
in Amawulire
0 0
0
President Museveni ayimirizza akalulu k’abavubuka ba NRM – akagobyemu ssentebe w’okulonda Dr.Tanga Odoi, ensonga azikwasizza kakiiko
0
SHARES
383
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Omukulembeze w’eggwanga era ssentebe wa  NRM Yoweri Kaguta Museveni ayimirizza akalulu k’abavubuka mu NRM okubadde e Kololo, olwemivuyo egisusse,nalagira akulira ebyokulonda mu kibiina kino Dr. Tanga Odoi okugira ng’akayimirizza.
Akalulu kano Museveni w’akayimiririzza nga baakalondako ekifo kimu ekya ssentebe w’abavubuka, era nga kubadde kukubirizibwa ssentebe w’akakiiko kano Dr. Tanga Odoi.
Olwokaano luno lubaddemu abavubuka abawerako omuli ne mutabani w’abadde akubiriza okulonda kuno Tanga Odoi ng’omutabani ye Tanga Collin.
Embiranye ku kifo kino ebadde wakati wa Kiconco Brenda ne Tanga Collin.
Akulira ebyokulonda Dr. Tanga Odoi ku ssaawa 12 ez’okumakya alangiridde omuwanguzi Tanga Collin.
Okusinziira ku byalangiridde, Tanga Collin afunye obululu 1557 ate Kiconco bwebabadde ku mbiranye afunye obululu 1355.
Olumaze okulangirira bino Tanga Odoi ategeezezza nti okulonda ebifo ebirala kuyimiriziddwa olw’emivuyo egibadde gitandise, kyokka abawagizi ba Kiconco Brenda basigadde bakukkuluma wakati mu kutegeeza nti omuntu waabwe y’awangudde akalulu kyokka nti Tanga Odoi n’alangiriramu mutabani we.
Oluvannyuma kitegeerekese nti president Museveni ayogeddeko eri abavubuka ng’ayita ku mutimbagano, naalagira okulonda kuno kugire nga kuyimirira, era naalagira akakiiko akassibwawo okunoonyereza ku mivuyo gy’okulonda mu kibiina, kanoonyereze ku kalulu k’abavubuka.
President Museveni alagidde buli muvubuka ali e Kololo bamuweeyo akasiimo akalala ka mitwalo 50, olw’obudde bwebamazeeyo.#
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Omutaka w’ekika ky’Akasimba Kabazzi Nnampuuma David Marvin Miti abuze – Twakuumye bubi ayi Ssaabasajja!
  • Ba minister 42 abasoose okusunsulwa parliament baweze okutuusa obuweereza obusaanidde eri abantu mu kisanja kino 2026/2031
  • Omuyimbi Paul Job Kafeero eyafa emyaka 19 egiyise – ebisigalira bye biziikuddwa okukakasa endaga luse lw’abaana be
  • Government mu butongole eweze okutegeka ebikujjuko by’okukuza ennaku za public holidays okukendeeza ku nsasaanya y’ensimbi
  • Abaganda ababeera e Bungereza bajaguzza emyaka 30 egy’ekitongole kya Kabaka Foundation – Ssabasajja Kabaka abakubirizza okubeera abayiiya mu buli mulimu ogukolebwa

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist