• Latest
  • Trending
  • All
Obwakabaka buyimirizza emirimu gyonna egikolebwa ku lusozi Matugga Kitto

President Museveni agambye nti vvulugu eyetobese mu kalulu ka Kawempe North bamunoonyerezaako – yebuuzizza neyasindiseyo abasirikale ba JATT abaakubye bannamawulire

March 16, 2025
Kisembo Paddy owa NRM awangudde akalulu k’okuddamu okulonda ssentebe wa district ye Kikuube

Kisembo Paddy owa NRM awangudde akalulu k’okuddamu okulonda ssentebe wa district ye Kikuube

June 19, 2026
Ebyava mu kukebera endagaluse z’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero n’abaana be byakulangirirwa nga 25 June,2026

Ebyava mu kukebera endagaluse z’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero n’abaana be byakulangirirwa nga 25 June,2026

June 18, 2026
Okulonda ssentebe wa district ye Kikuube – obuuma bu biometric machines bwebukozeseddwa

Okulonda ssentebe wa district ye Kikuube – obuuma bu biometric machines bwebukozeseddwa

June 18, 2026

Ssalongo Erias Lukwago president wa PFF agguddwako omusango gw’okumanya ku nteekateeka z’abaali bagala okulya olukwe mu government naatagibuulirako – asindikiddwa ku alimanda e Luzira

June 17, 2026
Abantu 8 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lwe Kyotera – 4 baddusiddwa mu ddwaliro

Abantu 8 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lwe Kyotera – 4 baddusiddwa mu ddwaliro

June 17, 2026
Court  orders New Park Lockup Owners Association to compensate 2 traders billions of shillings 

Court  orders New Park Lockup Owners Association to compensate 2 traders billions of shillings 

June 17, 2026
Police eyigga omusomesa wa New Life Secondary School e Luweero agambibwa okukuba omuyizi naafa – abakozi b’essomero 2 bakwatiddwa

Police eyigga omusomesa wa New Life Secondary School e Luweero agambibwa okukuba omuyizi naafa – abakozi b’essomero 2 bakwatiddwa

June 17, 2026
America esuubizza okuwagira Uganda mu kunoonyereza ku ndwadde ez’enjawulo – yakuyita mu Joint Clinical Research Centre

America esuubizza okuwagira Uganda mu kunoonyereza ku ndwadde ez’enjawulo – yakuyita mu Joint Clinical Research Centre

June 16, 2026
Abantu 2 abateeberezebwa okutta Babirye Sengendo muwala w’eyali Katikkiro Walusimbi- basindikidwa ku alimmanda

Abantu 2 abateeberezebwa okutta Babirye Sengendo muwala w’eyali Katikkiro Walusimbi- basindikidwa ku alimmanda

June 16, 2026
Police ekutte abasoba mu 40 ne pikipiki 16 eziteeberebwa okukozesebwa mu bumenyi bw’amateeka mu Kampala n’emiriraano

Police ekutte abasoba mu 40 ne pikipiki 16 eziteeberebwa okukozesebwa mu bumenyi bw’amateeka mu Kampala n’emiriraano

June 16, 2026
The Judiciary Registers 118 Election Petitions from 2026 Polls

The Judiciary Registers 118 Election Petitions from 2026 Polls

June 15, 2026

Bannyini mmotoka ezimenya amateeka g’okunguudo bakutandika okukubwa engassi – lwakulemwa kulondoola ba ddereeva baabwe abatafaayo kusasula bipapula bya police y’okunguudo

June 15, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

President Museveni agambye nti vvulugu eyetobese mu kalulu ka Kawempe North bamunoonyerezaako – yebuuzizza neyasindiseyo abasirikale ba JATT abaakubye bannamawulire

by Namubiru Juliet
March 16, 2025
in Opinions
0 0
0
Obwakabaka buyimirizza emirimu gyonna egikolebwa ku lusozi Matugga Kitto
0
SHARES
112
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni alangiridde nti  wateereddwawo okunoonyereza okwenjawulo ku mivuyo egyabadde mu kalulu k’okuddamu okulonda omubaka wa Kawempe North.
Akalulu kaabaddewo mga 14 March,2025 era kawanguddwa  munnaNUP Elias Luyimbaazi Nalukoola ate owa NRM Faridah Nambi Kigongo n’akwata kyakubiri.
Abantu 10 bebaavuganyizza mu kalulu k’okuddamu okulonda omubaka wa Kawempe North, ekifo ekyalimu omubaka Muhammad Sseggiriinya eyafa mu January 2025.
President Museveni mu kiwandiiko kyafulumizza akinogaanyiza nti akalulu kano kaabaddemu vvulugu atagambika omwabadde okubba obululu, okutiisatiisa abalonzi, okukyuusakyuusa obululu, n’okwonoona box z’obululu naddala mu Kazo- Angola nti nekigendererwa ekyokulemesa obululu obwo okubalibwa.
Okusinziira ku president Museveni ,obululu obwava mu polling stations 50 ku pollings stations 197 mu Kawempe North bwaayonoonebwa era tebwabalibwa.
president Museveni annyonyodde nti waadde amagye nabebyokwerinda baakola buli ekisoboka okulemesa ebikolwa byeffujjo okugenda mu maaso, tebaalemesa bubbi bwobululu okugenda mu maaso.
Alabudde abo bagambye nti baabala bubi okulowooza nti basobola okwenyigira mu vvulugu oyo nga NRM yeeri mu buyinza,era nti bakusasulira ebikolwa ebyo.
President Museveni era alabudde abantu abatiisatiisa abawagizi ba NRM nti bebabasibyeko Museveni, bano abalagidde bakikomye bunnambiro, baleke abantu beesalirengawo omuntu gwebagala okubakulembeera sso SSI byakubatiisatiisa.
Museveni agambye okumalawo ekibba bululu, essuubi  Liri mu buuma obwa Biometric Voter verification machine, era nti buno governemnt egenda kussa essira okulaba nti buteekebwa mu nkola.
Ku nsonga ya bannamawulire abaakubwa, Museveni agambye nti waggya kubaawo okunoonyereza okuzuula ekyaviirako abasirikale  ab’ekitongole kya JATT okubakuba.
president Museveni Agambye nti mu ngeri yeemu tayinza kuleka bakozi ba ffujjo kuyinaayina, nga bagezaako  okukyankalanya eggwanga, nagamba nti ajjakubakolako nga bweyakola ku  mu November wa 2020, bweyaduumira ba Commando  nebabagolola ettumba.
Wabula nga bweguli ku bantu babulijjo abazze bebuuza ekigendererwa ky’okusindika abasirikale ba JATT okugumbulula abantu abaali bagenze okulonda, ne president Museveni agambye nti naye akyakyebuuza, era nti okunoonyereza okukolebwa kwalinamu essuubi okumanya ekituufu ku nsonga eno.#
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Kisembo Paddy owa NRM awangudde akalulu k’okuddamu okulonda ssentebe wa district ye Kikuube
  • Ebyava mu kukebera endagaluse z’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero n’abaana be byakulangirirwa nga 25 June,2026
  • Okulonda ssentebe wa district ye Kikuube – obuuma bu biometric machines bwebukozeseddwa
  • Ssalongo Erias Lukwago president wa PFF agguddwako omusango gw’okumanya ku nteekateeka z’abaali bagala okulya olukwe mu government naatagibuulirako – asindikiddwa ku alimanda e Luzira
  • Abantu 8 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lwe Kyotera – 4 baddusiddwa mu ddwaliro

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist