• Latest
  • Trending
  • All
Abayizi 1,629 abaagudde ebigezo bya curriculum enkadde emikisa gy’okweyongerayo gikendedde – eky’okuddamu buto S.1 mu curriculum empya kisoboka

Abayizi 1,629 abaagudde ebigezo bya curriculum enkadde emikisa gy’okweyongerayo gikendedde – eky’okuddamu buto S.1 mu curriculum empya kisoboka

February 12, 2025

Police ekutte abantu 22 e Naseke – basangiddwa batambuza ebitundu by’ensolo zomu nsiko

August 19, 2026

NCHE etandise okukola ennoongosereza mu bisomesebwa ku University – amasomo agamu gakuggyibwawo

August 18, 2026
Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

August 18, 2026
Court  orders New Park Lockup Owners Association to compensate 2 traders billions of shillings 

Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150

August 17, 2026

NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi

August 17, 2026

Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

August 16, 2026
Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

August 15, 2026
Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu  1954 – 2026

Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026

August 15, 2026
Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

August 14, 2026
Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa  ku kkomera e Kyegegwa

Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa ku kkomera e Kyegegwa

August 14, 2026
Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

August 14, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

August 13, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

Abayizi 1,629 abaagudde ebigezo bya curriculum enkadde emikisa gy’okweyongerayo gikendedde – eky’okuddamu buto S.1 mu curriculum empya kisoboka

by Namubiru Juliet
February 12, 2025
in Opinions
0 0
0
Abayizi 1,629 abaagudde ebigezo bya curriculum enkadde emikisa gy’okweyongerayo gikendedde – eky’okuddamu buto S.1 mu curriculum empya kisoboka
0
SHARES
84
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Abayizi 1,629 abaddamu okutuula ebigezo bya S.4 ebya curriculum enkadde okufuna ebbaluwa ya Uganda Certificate of Education,  (UCE), era bazeemu okubigwa, nekimalawo emikisa gyabwe  egy’okufuna satifikeeti n’okweyongera ku mutendera oguddako mu kusoma.

Kati kyebasigalidde kwekuddamu buto okusoma S.1 nga bayita mu curriculum empya, oba okusoma eby’emikono babifunemu satifikeeti ezisookerwako.

UNEB  yawandiika abayizi 10,141 abaali baddamu okukola ebigezo, era abasembyeyo okutuula ebigezo bya curriculum enkadde, nga baakolera mu bifo 1,028 okwetolola eggwanga.

Ebitundu 43% balenzi ate ebitundu 57% bawala.

Wabula waliwo abayizi 399 abeewandiisa okubiddamu naye era nebatabituula olw’ensonga ezitaamanyibwa.

Abayizi bano olwokuba baali mu nsoma enkadde eyakoma okutuula ebibuuzo bya bonna mu mwaka 2023,  abaagwa baddamu okuweebwa omukisa nebaddamu okubituula omwaka oguyise 2024 era ogusembyeyo,  kibasobozese okweyongerayo mu matendekero agaddako naye abazeemu okugwa abawera 1,629 ssibakweyongerayo.

Waliwo abayizi 80 abayitidde mu daala erisooka, 503 bayitidde mu lyakubiri, 1,710 lyakusatu, ate 5,820 baayitidde mu lyakuna, ate 1,629 nebagwa.

Uneb eraze nti abayizi abaliko obulemu abaddemu ebibuuzo baali 44 nga 20 baali balenzi ate abawala baali 24.

Dan Odongo, ssenkulu wa UNEB agamba nti abayizi abalenzi mu bibuuzo bya curriculum enkadde bakoze bulungi okusinga ku bawala.

Odongo agambye nti mu curriculum eno, waliwo era abayizi abasoba mu 200 abaakwatiddwa ebibuuzo byabwe, bakyanoonyerezebwako nga bateeberezebwa okuba nga benyigira mu kukoppa.

Bisakiddwa: Ddungu Davis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Police ekutte abantu 22 e Naseke – basangiddwa batambuza ebitundu by’ensolo zomu nsiko
  • NCHE etandise okukola ennoongosereza mu bisomesebwa ku University – amasomo agamu gakuggyibwawo
  • Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi
  • Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150
  • NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist