• Latest
  • Trending
  • All
President Museveni alabudde abatalaba government ya NRM byekoze mu myaka 39 – nti bebagenda okusigalira emabega

President Museveni alabudde abatalaba government ya NRM byekoze mu myaka 39 – nti bebagenda okusigalira emabega

January 25, 2025

Police ekutte abantu 22 e Naseke – basangiddwa batambuza ebitundu by’ensolo zomu nsiko

August 19, 2026

NCHE etandise okukola ennoongosereza mu bisomesebwa ku University – amasomo agamu gakuggyibwawo

August 18, 2026
Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

August 18, 2026
Court  orders New Park Lockup Owners Association to compensate 2 traders billions of shillings 

Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150

August 17, 2026

NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi

August 17, 2026

Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

August 16, 2026
Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

August 15, 2026
Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu  1954 – 2026

Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026

August 15, 2026
Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

August 14, 2026
Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa  ku kkomera e Kyegegwa

Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa ku kkomera e Kyegegwa

August 14, 2026
Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

August 14, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

August 13, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

President Museveni alabudde abatalaba government ya NRM byekoze mu myaka 39 – nti bebagenda okusigalira emabega

by Namubiru Juliet
January 25, 2025
in Opinions
0 0
0
President Museveni alabudde abatalaba government ya NRM byekoze mu myaka 39 – nti bebagenda okusigalira emabega
0
SHARES
73
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni, azzeemu okulabula amasomero ga government agalimu enkola eya bonna basome okukomya okusaba abazadde ebisale ebisukiridde nga geekwasa nti byakuyambako kusuza baana.

President Museveni okwogera bino abadde ayogerako eri eggwanga, wakati mu kwetegekera okukuza olunaku lwaamenunula agakuzibwa nga 26 January,, era ag’omwaka guno 2025 gagenda kukuzibwa mu district ye Mubende.

Agambye nti government ye efubye okutumbula ebyenjigiriza kyokka nti abantu abaagala okubiryamu bebeefunyiridde okubyonona.

Agambye nti mu lusoma olugenda okutandika tayagala kuwulira nti waliwo amasomero aga government agasasuza ensimbi empitirivu, nokusaba ensimbi ezeekisulo nti kuba kiviirako abazadde okukaluubirizibwa.

President agambye nti enkola zino zezimu ku ziviriddeko noomuwendo gw’abayizi abawanduka mu masomero okweyongera.

Mwami Museveni era agambye nti ku nsonga yeebyobulamu nayo government ye ejikwasizza maanyi era nti kaakano endwadde eziwera 14 zezigemebwa.

Agambye nti wakuteeka omukono ku kiragiro ekiyimiriza okutunda ebinyeebwa ebise, byagambye nti baakizudde nti nabyo biviiriddeko obuzibu mu kutambuza endwadde nga kookolo.

Mu ngeri yeemu President Museveni asekeredde abagamba nti government ya NRM, terina kyekoze mu myaka 39 gyekulemberedde eggwanga lino, sso nga bingi byetaddewo okuggya abantu mu bwavu.

President Museveni agambye nti emyaka 39 government  ya NRM gyemaze mu buyinza, Uganda ekulakulanye kinene ddala, era nti 9neebyenfuna bisuubira okweyongera ne mu myaka ejijja ssinga abantu banaagoberera ebiragiro byabawa.

President Museveni agambye nti emirimu mingi ejitondeddwawo, pulojekiti zenkulakulana nnyingi ezireeteddwa nebirala.

Anokoddeyo ku nsonga yeebyobulimi noobulunzi, byagambye nti bikulidde ddala, amakolero n’ebirala ebikyusizza obulamu bw’abantu.

President Museveni mu kwogerakwe era agambye nti government gyakulembera yaakwongera amaanyi mu kuzimba amakolero, okwongera okuwa banna Uganda emirimu n’okutumbula enkulakulana mu ggwanga.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Police ekutte abantu 22 e Naseke – basangiddwa batambuza ebitundu by’ensolo zomu nsiko
  • NCHE etandise okukola ennoongosereza mu bisomesebwa ku University – amasomo agamu gakuggyibwawo
  • Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi
  • Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150
  • NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist