• Latest
  • Trending
  • All

Omwana essomero ly’omutwalamu okakasizza nti likyalimu ensa !?

February 5, 2023
Government ewaddeyo ensimbi okuddamu okukola enguudo ezaali zaayimirira , kuliko ne Busega -Mpigi express

Government ewaddeyo ensimbi okuddamu okukola enguudo ezaali zaayimirira , kuliko ne Busega -Mpigi express

February 24, 2026
Omusirikale w’amakomera asasidde bakamabe amasasi – asse 3

Omusirikale w’amakomera asasidde bakamabe amasasi – asse 3

February 23, 2026

Okusabira Dr.Kiiza Besigye munnakibiina ki PFF n’abasibe abalala kuyiise

February 23, 2026
Buganda egguddewo ssemaduuka w’ebyobulimi asoose mu ssaza Buweekula – wakutwalibwa ne mu masaza amalala

Buganda egguddewo ssemaduuka w’ebyobulimi asoose mu ssaza Buweekula – wakutwalibwa ne mu masaza amalala

February 23, 2026

Police yakakwata abakunukkiriza 1000 abateeberezebwa okwenyigira mu bumenyi bw’amateeka okwetoloola Kampala

February 23, 2026
UPDF ekoze enkyukakyuka mu bajjaasi ababadde baweerereza mu ministry yoomunda mu ggwanga

UPDF ekoze enkyukakyuka mu bajjaasi ababadde baweerereza mu ministry yoomunda mu ggwanga

February 22, 2026

Enkuba ey’amaanyi erimu Omuyaga esuubirwa mu mwezi gwa March,2026 – abantu ababeera mu Nsozi n’ebifo ebikosebwa amataba balabuddwa okubyamuka nga bukyali

February 21, 2026
Obwakabaka bwa Buganda busiibuludde abaddu ba Allah – bakubiriziddwa okukulembeza Obumu ng’entabiro y’emirembe n’enkulaakulana

Obwakabaka bwa Buganda busiibuludde abaddu ba Allah – bakubiriziddwa okukulembeza Obumu ng’entabiro y’emirembe n’enkulaakulana

February 20, 2026
UPDF Engineering Brigade yekwasiddwa omulimu gw’okuzimba ebisaawe ebinaatendekerwamu Ttiimu  za AFCON  2027

UPDF Engineering Brigade yekwasiddwa omulimu gw’okuzimba ebisaawe ebinaatendekerwamu Ttiimu za AFCON 2027

February 20, 2026
President Museveni atadde omukono ku mateeka 3 – gakuluηamya emiwendo gy’ebizimbe n’ettaka

President Museveni atadde omukono ku mateeka 3 – gakuluηamya emiwendo gy’ebizimbe n’ettaka

February 19, 2026
Nixon Agasiirwe  Former Senior Superintendent of Police applies for mandatory bail

Nixon Agasiirwe Former Senior Superintendent of Police applies for mandatory bail

February 19, 2026
Abaayambako okulondesa mu kalulu ka 2026 batandise okusasulwa – abaawaayo essimu ezitali mu mannya gabwe bakwennyonyolako

Abaayambako okulondesa mu kalulu ka 2026 batandise okusasulwa – abaawaayo essimu ezitali mu mannya gabwe bakwennyonyolako

February 19, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

Omwana essomero ly’omutwalamu okakasizza nti likyalimu ensa !?

by Namubiru Juliet
February 5, 2023
in Opinions
0 0
0
0
SHARES
14
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Tamale William.

Okusoma okwemitendera kumpi gyonna kuzeemu, wabula ng’ebisoomoza bingi ebikwetobeseemu ate buli ludda bitambula bigaludde ng’ekiso eky’obwogi obubiri.

Muzadde munnaffe ng’okyanoonya essomero mwonotwala Omwanawo, osanye okuta kubigere olowooze nekubino wammanga.

Obukulembeze; abalikulira bawuliriza era bagumiikiriza, bakyalimu ensa n’obuntu bulamu oba bawulira kimu sente ?.

Abaana nina bameka; ensimbi zinaasobola okubamazaako nga siwaliriziddwa kumala kutunda bibyo, basobole okumaliriza oba okufuna alipoota zabwe ng’olusoma luwedde?

Abaana bange bakola batya; mu by’rnsoma yomukibiina, ebyemikono oba ebyemizannyo.
Essomero lyomutwalamu basinga kwettanira kufuna bubonero bwa UNEB bungi okwongera okusikiriza abazadde, okwefunira sente oba lifuba okunoonya obusobozi bw’omwana mungeri ez’enjawulo?

Bwebyali sibwebiri ebintu bikyuse nnyo ensangi zino gwe oba mukwano gwo ekyokuba nti yasomera mu ssomero eryo, nga lirimu buli kyoyagaliza Omwana mu kadde ako kyandiba nga sibwebiri mu kadde kano.

Esomero gy’otutte Omwana agenda ku lifunamu ebikugasa nefamire ye agiwese ekitibwa oba otuusa liwalo nti nawe waweerera?

Fumiitizira gy’okukunula fees ezo nga nabamu mwewola neewole, n’abalala batunda biggya byabajjabwe okusomesa abazukkulu bannakabirye!

Mangi gasoosowaza nnyo oluzungu olwogerebwa ate ku mpaka omuli n’okugabirako ekibonerezo ebikakali eri Oyo aba avudde kubiragiro ebyo.

Kyandiba ekirungi olw’okuba ensi nnyingi zirweyambisa mu bulamu obwabulijjo, naye ate kyandiba nga kekamu kubutego obwokukakanya obuwangwa n’ennono zaffe ng’abadugabuvvu n’eggwangalyo.

Tulina okukiriza nti munsi teri Muntu misiru ng’ogyeko abakola eby’ekisirusiru oba eby’obugwagwa olwebigendererwa ebikusike.

omuntu asinga kulowooleza mu buwanga bwe ekimuyamba n’okukwata amangu ebyo byabeera atendekebwa okukola.

Bwewekaanya ennyo ensi abadugabuvvu zetuyaayaanira nti zakulakulana nnyo, zandiba nga zakula mu byenfuna ate nezisuula obuntu bulamu n’obugunjufu.

Kyetutaakoowe kuukujukiza kwekwefumiitiriza kwebyo byosobola okuziyiza n’amaaso go.

Abaana abamu obadde okimanyi nti batwala ebintu eby’obulabe ku ssomero ng’ebiso,obwambe, emisumaali,spray nebyobulabe ebirala byoyinza okulowoozako, nga babikozesa mu ngeri y’ebyokwerinda!?.

Muzadde munnange ekimu kwebyo kiyinza okugobya Omwanawo songa zo fees zabeera asasudde ebiseera ebisinga tezimudizibwa.

Abalala bagenda n’omuwendo gwensimbi nga abazadde sibebazibawadde awatali kwawula muwala oba mulenzi, fuba nnyo okumanya gyazigye era bwekiba kisoboka mulagire azitereke alizisanga ng’akomyewo.

Abawala abamu batuuka n’okubikukusa nga babisonseka mu bifo ebyensonyi, ne mu buleega basobole okubiyingiza mu masomero nga tebizuliddwa, eky’obulabe eri obulamu bwabwe n’embeera zabwe ku ssomero.

Bwekiba nti mu buli ngeri abazadde mwembi mulemereddwa okubaawo ng’Omwana addayo ku ssomero, yenna amutwala musabe akolenga bwewandikoze okwewala amaziga agava mu kulemererwa okwekaanya entambula z’omwanawo.

Abayizi mbagaliza olusoma olulungi!

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Government ewaddeyo ensimbi okuddamu okukola enguudo ezaali zaayimirira , kuliko ne Busega -Mpigi express
  • Omusirikale w’amakomera asasidde bakamabe amasasi – asse 3
  • Okusabira Dr.Kiiza Besigye munnakibiina ki PFF n’abasibe abalala kuyiise
  • Buganda egguddewo ssemaduuka w’ebyobulimi asoose mu ssaza Buweekula – wakutwalibwa ne mu masaza amalala
  • Police yakakwata abakunukkiriza 1000 abateeberezebwa okwenyigira mu bumenyi bw’amateeka okwetoloola Kampala

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist