• Latest
  • Trending
  • All

Museven alabudde aba ADF sibakuttirwa kuliiso.

November 21, 2021

Abaana 2 bafiiridde mu nkuba e Nakaseke

May 13, 2025
MTN ewaddeyo obuwumbi bwa shs obusoba mu 50 eri UCC okusitula omutindo gwa Internet mu byalo

MTN ewaddeyo obuwumbi bwa shs obusoba mu 50 eri UCC okusitula omutindo gwa Internet mu byalo

May 13, 2025

Katikkiro Charles Peter Mayiga yeyaanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga n’amukwasa Ddamula – kati emyaka 12

May 12, 2025
Auto Draft

Msgr.Experito Magembe aziikiddwa e Kisubi mu Wakiso

May 12, 2025

“Charles Peter Mayiga – Waampa Ssaabasajja ” – kati emyaka 12 egya Ddamula

May 12, 2025
Enjuki ziziinze omukolo gwaba NRM e Lwengo – babadde basaggula buwagizi bwa kibiina

Enjuki ziziinze omukolo gwaba NRM e Lwengo – babadde basaggula buwagizi bwa kibiina

May 11, 2025

St Mary’s Kitende ne Kibuli SS basisinkanye ku Quarterfinals za National Schools Championship 2025 – ebikopo babyenkanya

May 11, 2025
Owek.Noah Kiyimba asabye government ekendeeze ebisale bya internet n’amasannyalaze abavubuka basobole okuganyulwa

Owek.Noah Kiyimba asabye government ekendeeze ebisale bya internet n’amasannyalaze abavubuka basobole okuganyulwa

May 10, 2025
Amasomero16 gegasigadde mu mpaka za National Schools Championships 2025 e Ngora

Amasomero16 gegasigadde mu mpaka za National Schools Championships 2025 e Ngora

May 10, 2025
Nnaalinnya Gertrude Tebattagwabwe aterekeddwa mu masiro ge Namasanga mu Busiro

Nnaalinnya Gertrude Tebattagwabwe aterekeddwa mu masiro ge Namasanga mu Busiro

May 10, 2025

Abaana 2 bafiiridde mu kidiba mwebabadde bawugira e Kitende

May 9, 2025
Okusabira Nnaalinnya Gertrude Tebattagwabwe mu lutikko e Namirembe

Okusabira Nnaalinnya Gertrude Tebattagwabwe mu lutikko e Namirembe

May 9, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Museven alabudde aba ADF sibakuttirwa kuliiso.

by Namubiru Juliet
November 21, 2021
in Amawulire, blog, Business, CBS FM, Features, Health, News
0 0
0
0
SHARES
37
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museven agambye nti siwakukkiriza bayeekera ba ADF okutabangula eggwanga era nalabula nti abanerema okwewaayo mu mirembe, abeby’okwerinda olunabakwata sibakubattira ku liiso.

Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museven agambye nti siwakukkiriza bayeekera ba ADF okutabangula eggwanga era nalabula nti abanerema okwewaayo mu mirembe, abeby’okwerinda olunabakwata sibakubattira ku liiso.
Awadde eky’okulabirako ekya sheik Abas Muhammed Kirevu eyattiddwa ab’ekwerinda nti baludde nga bamulinnya kagere okutuusa lweyakwatiddwa mu kiro ekyakeesezza ku lwokuna lwa wiiki eno nagezaako okudduka nakubwa amasasi agaamuttiddewo.
President Museven bweyabadde ayogerako eri eggwanga mu kiro ekikeesezza leero, agambye nti aba ADF bebaatega bbomu ezasse abantu musanvu n’okulumya abalala abasoba mu 30 mu Kampala ssabbiiti eno,nga ne Sheik Kirevu y’omu ku babadde bavujjirira nokutendeka abantu abazitega nga berimbise mu ddiini.
‘Bwekiba ng’okwetulisizaako bbomu kitwala omuntu mu ggulu, lwaki ababatendeka sibasooka okwetulisa’. President Museven bweyewunnyiiza.
Yagambye waliwo abantu bangi naddala abavubuka abatendekeddwa abayeekera ba ADF era nga bakyabalinnya akagere, nga nabamu bekukumye mu nsi endala nga Kenya, Tanzania, DRC, Mozambique ne Zambia.
Yakaatirizza nti ADF yafuuka bizineesi yakufunirako nsimbi ng’abagirimu bayikuula zzaabu n’okutunda embawo zebakukusa okuva mu bibira by’obuvanjuba bwa DRC. 
President Museven yannyonyodde nti sheik Kirevu y’omu mu baali mu lukwe lw’okutta minister w’ebyemirimu n’enguudo Gen.Katumba Wamala, mu bulumbaganyi omwafiira muwala we Brenda Nantongo ne dereeva we mu bitundu bye Kisota Kisaasi.

Yanyonyodde nti abayeekera ba ADF baali bagenderera kulemesa nteekateeka ya Uganda gyerina ey’okukola enguudo mu DRC ezigenderera okutumbula obusuubuzi bw’ensi zino zombi. 
Nti abayeekera bano be bamu abaali bategese okutega bbomu mu bakungubazi mu lumbe lweyali omumyuka w’omuduumizi wa Poliisi Lokech.
Ensonga bbiri president Museven zeyasimbyeko essira omuli okulwanyisa obulwadde bwa covid 19 n’okutumbula eby’okwerinda mu ggwanga naddala okulwanyisa abayeekera ba ADF.
Yagambye nti wadde nga yali ataddewo omuwendo gw’abantu obukadde 4,800,000 okuba nga bagemeddwa asobole okuggya eggwanga ku muggalo ogukyaliwo, yakyusizza yagambye nti kati buli muntu asussa emyaka 18 ateekeddwa okugemebwa, nti kubanga eddagala erigema weriri mu bungi. 
Wabula n’asuubizza nti mu mwezi gwa January siwakukyusa amasomero galina oluggulwa. 

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abaana 2 bafiiridde mu nkuba e Nakaseke
  • MTN ewaddeyo obuwumbi bwa shs obusoba mu 50 eri UCC okusitula omutindo gwa Internet mu byalo
  • Katikkiro Charles Peter Mayiga yeyaanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga n’amukwasa Ddamula – kati emyaka 12
  • Msgr.Experito Magembe aziikiddwa e Kisubi mu Wakiso
  • “Charles Peter Mayiga – Waampa Ssaabasajja ” – kati emyaka 12 egya Ddamula

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -