Gavumenti eyisizza eteeka ekkakali ku bizimbe ebitali bisiige n’Okusuula kasasiro.
Gavumenti nga eyita mu kitongole ekiteekerateekera eggwanga ki Uganda National Physical Planning Board erangiridde nti yakuvunaana mu mateeka abantu abalina ebizimbe ebitali bisiige, abamansa kasasiro mu bibuga, n’Okumenya buli kizimbe ...