• Latest
  • Trending
  • All

Okunonyereza okwakoleddwa kubavubuka mu ggombolola etaano ezikola ekibuga Kampala, okwakulembeddwamu abakugu ku ssetendekero wa Makerere kulaze nti abavubuka bangi tebakyalina ssuubi okuviira ddala mu maka gyebabeera n’embeera endala, ebireeteddwa omuggalo gwa covid 19.

October 29, 2020

Laddu esse omusomesa e Mayuge – abadde mu kibiina ng’asomesa abayizi

March 10, 2026
Mike Mutebi eyali omutendesi w’omupiira eyabadde abuze azuuliddwa – atwaliddwa mu ddwaliro okwongera okwekebejjebwa

Mike Mutebi eyali omutendesi w’omupiira eyabadde abuze azuuliddwa – atwaliddwa mu ddwaliro okwongera okwekebejjebwa

March 9, 2026
Ssaabawaabi w’emisango gya government agguddewo emisango emiggya eri abakozi ba ministry y’ebyensimbi 9 – abagambibwa okubeera abalyake n’okwenyigira mu kukusa ensimbi obuwumbi 60 okuyita ku mitimbagano

Government ereeta nnoongosereza mu tteeka erikwata ku mpeereza ya kooti ezisookerwako

March 9, 2026
Munnauganda Jacob Kiplimo ataddewo likodi empya mu mpaka z’emisinde bw’awangudde Lisbon half Marathon 2026

Munnauganda Jacob Kiplimo ataddewo likodi empya mu mpaka z’emisinde bw’awangudde Lisbon half Marathon 2026

March 9, 2026
President Museveni awabudde abakyala okukwasizaako abaana abawala okusoma – abakyala 34 baweereddwa emidaali egibasiima ku lunaku lw’abakyala 2026

President Museveni awabudde abakyala okukwasizaako abaana abawala okusoma – abakyala 34 baweereddwa emidaali egibasiima ku lunaku lw’abakyala 2026

March 8, 2026
Women’s day 2026 – Give to gain

Women’s day 2026 – Give to gain

March 8, 2026

Buli district ya Uganda yakussibwamu kooti enkulu okukendeeza ku misango egyetuuma mu kooti – Minister Nobert Mao

March 6, 2026

MTN Momo edduukiridde abakyala ba KCCA abasiibi ebawadde ettu lya Iddi – Lord Mayor Lukwago yennyamidde olw’omusaala omutono oguweebwa abayonja ekibuga

March 6, 2026

Donald Trump azzeemu okulabula Iran nti bwetawanika – eyolekedde okufuuka amatoongo

March 6, 2026
Abakyala ab’enzikiriza ezenjawulo bakuηaanidde e Namungoona mu kusaba okwenjawulo okw’okukuza olunaku lw’abakyala olw’ensi yonna

Abakyala ab’enzikiriza ezenjawulo bakuηaanidde e Namungoona mu kusaba okwenjawulo okw’okukuza olunaku lw’abakyala olw’ensi yonna

March 6, 2026
President Museveni awabudde ku mbeera y’okusesebbula Iran nti yandireetera ensi ebizibu bingi – abadde asiibulula basiraamu

President Museveni awabudde ku mbeera y’okusesebbula Iran nti yandireetera ensi ebizibu bingi – abadde asiibulula basiraamu

March 5, 2026
Maj. General Apollo Kasiita Goowa ne Brig. General Johnson Namanya ababadde bakulira ekitongole ekikola ku bantu abafuluma n’okuyingira eggwanga – bawaddeyo office ezo mu butongole

Maj. General Apollo Kasiita Goowa ne Brig. General Johnson Namanya ababadde bakulira ekitongole ekikola ku bantu abafuluma n’okuyingira eggwanga – bawaddeyo office ezo mu butongole

March 5, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Okunonyereza okwakoleddwa kubavubuka mu ggombolola etaano ezikola ekibuga Kampala, okwakulembeddwamu abakugu ku ssetendekero wa Makerere kulaze nti abavubuka bangi tebakyalina ssuubi okuviira ddala mu maka gyebabeera n’embeera endala, ebireeteddwa omuggalo gwa covid 19.

by Namubiru Juliet
October 29, 2020
in Amawulire, Features, Health, News, Opinions, Uncategorized
0 0
0
0
SHARES
99
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Makerere University - Wikipedia

Okunonyereza okwakoleddwa kubavubuka mu ggombolola etaano ezikola ekibuga Kampala, okwakulembeddwamu abakugu ku ssetendekero wa Makerere kulaze nti abavubuka bangi tebakyalina ssuubi okuviira ddala mu maka gyebabeera n’embeera endala, ebireeteddwa omuggalo gwa covid 19.

Dr Joseph Matovu, omukugu mu byobulamu ebyabulijjo (Public Health), okuva ku bbanguliro lyabasawo e Makerere, mukwogerako ne bannamawulire wakati mukwetegekera okutongoza alipoota eno olunaku lwénkya, ategezezza nti okunonyereza kwabwe bakukoze kubavubuka abalenzi 2500 mu ggombolola za Kampala zonna e 5,  wabula nga kizuliddwa nti bangi bayise mukusoomozebwa okwamanyi okubaleetedde okwagala okwejja mu budde.

Mungeri yeemu alipoota eraze nti abavubuka ebitundu 39%, bayise mukweralikirira okwamanyi olwóbutaba na kyakulya olwomuggalo, ekiviiriddeko nabamu okulwala endwadde z’emitwe.

Okunonyereza kuno kwakoleddwa wakati womwezi gw’omusanvu n’ogwomunaana, era kwakoleddwa ngabaana basangibwa mumaka gaabazadde baabwe, okwewala okusaasanya ekimbe kya Covid 19, era nekizuulibwa nti abavubuka bangi, tebajjumbira nabyakukola dduyiro, era abasinga obudde babumalira ku mitimbagano.

Dr Josph Matovu, agamba nti byebazudde mu bavubuka ebitundu 76% balowooza nti bazadde baabwe tebabafaako ate abalala balowooza nti abazadde tebabategeera.

Mu kunonyereza kuno era kizuuliddwa not ebikolwa ebyokwenyigira mu ttamiiro nokukozesa ebiragalagala, byeyongedde nnyo mubavubuka abato, naddala mukaseera kano akoomuggalo, era nga weetagisaawo okubulirira kwabazadde naddala okulaga akabi akali mu bikolwa bino.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Laddu esse omusomesa e Mayuge – abadde mu kibiina ng’asomesa abayizi
  • Mike Mutebi eyali omutendesi w’omupiira eyabadde abuze azuuliddwa – atwaliddwa mu ddwaliro okwongera okwekebejjebwa
  • Government ereeta nnoongosereza mu tteeka erikwata ku mpeereza ya kooti ezisookerwako
  • Munnauganda Jacob Kiplimo ataddewo likodi empya mu mpaka z’emisinde bw’awangudde Lisbon half Marathon 2026
  • President Museveni awabudde abakyala okukwasizaako abaana abawala okusoma – abakyala 34 baweereddwa emidaali egibasiima ku lunaku lw’abakyala 2026

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist