• Latest
  • Trending
  • All

Obukama bwa Bunyoro butenderezza ekisaakaate kya Nnaabagereka

January 12, 2023
Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be ababeera emitala w’amayanja okunyiikira okusomesa abavubuka obuwangwa n’ennono za  Uganda

Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be ababeera emitala w’amayanja okunyiikira okusomesa abavubuka obuwangwa n’ennono za Uganda

May 24, 2025
Kabuye Ssembogga @42 – yebazizza bonna abamuwagidde

Kabuye Ssembogga @42 – yebazizza bonna abamuwagidde

May 24, 2025
MUBS etikidde 510  – mulimu abasibe

MUBS etikidde 510 – mulimu abasibe

May 23, 2025
Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024

Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024

May 23, 2025
Eηηuumi n’ensambaggere bimyoose mu kooti e Nakawa – Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya bakomezeddwawo mu kooti

Eηηuumi n’ensambaggere bimyoose mu kooti e Nakawa – Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya bakomezeddwawo mu kooti

May 23, 2025

UPC esunsudde babiri abagenda okuvuganya ku bwa president 

May 22, 2025

FUFA eyanjudde ekikopo ekipya ekigenda okuwakanirwa club zababinywera

May 22, 2025

Obuwumbi obusoba mu 5 ezokulondoola PDM – Ssozi Galabuzi ayitiddwa abitebyetebumanyiddwako mayotire

May 22, 2025

President Museveni alabudde abakozi ba government abeebakira ku mirimu – anokoddeyo ekitongole ky’amazzi n’amasannyalaze

May 22, 2025
Abakuumi balwanidde sente shs 13000 e Kabowa – omu asse munne

Omuzigu akubye babiri amasasi agabattiddewo e Namayumba

May 22, 2025
Katikkiro Mayiga atuuse e Boston – agenda kusooka kusisinkana aba Ggwangamujje Boston

Katikkiro Mayiga atuuse e Boston – agenda kusooka kusisinkana aba Ggwangamujje Boston

May 22, 2025
Ababaka ba parliament 7 besozze NUP  nga wabulayo mbale okutuuka ku kalulu ka 2026

Ababaka ba parliament 7 besozze NUP nga wabulayo mbale okutuuka ku kalulu ka 2026

May 21, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Obukama bwa Bunyoro butenderezza ekisaakaate kya Nnaabagereka

by Namubiru Juliet
January 12, 2023
in BUGANDA, Uncategorized
0 0
0
0
SHARES
36
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Obukama bwa Bunyoro butenderezza omusingi okutambuzibwa Ekisaakaate kya Nnaabagereka, nti kikoze ky’amaanyi mu kukyusa obulamu bw’abaana abakyetabamu nebafuuka abantu abensonga mu ggwanga.

Minister avunanyizibwa ku bantu abawangaalira wabweru w`Obukama bwa Bunyoro Owekitinisa Philip Katahoire, bwabadde akulumbeddemu abakungu okuva mu bukama bwa Bunyoro abagenyiwaddeko mu Kisaakaate, agambye nti bingi byebayigidde mu Kisaakaate ebyensonga, era bagala nabo babirabireko era babisse mu nkola.

Nnaabagereka Sylivia Nnagginda ngáli nábasaakaate ku ssomero lya Muzza High school mu Kyaggwe

Ministry avunanyizibwa ku kikula kyábantu mu Bukama bwa Bunyoro Owekitinisa Dinah Kaija Kasangaki, agamba nti ekisinze okumusanyula mu Kisaakaate kwekuba nga tekisosola mu mawanga, era kyetabwamu abaana okuva mu bitundu bye ggwanga ebyenjawulo.

Ekisaakaate kyetabwamu abaana abawala nábalenzi abali wakati wémyaka 6 -18.

Abasaakaate bayigiriziddwa ebintu ebyenjawulo, ebyóbwongo, ebyemikono omuli Olulimi Oluganda, buwangwa nénnono, okutunga,  okulima n`okulunda, okufumba,  wamu n`okuzanya emizanyo egyenjawulo.

Ebimu ku bintu ebirukiddwa abasaakaate
Ekisaakaate kya Nnaabagereka kibeerawo buli mwaka, ngékyómulundi guno kiyindira ku ssomero lya Muzza High school mu Kyaggwe.
Nnabagereka Sylvia Nagginda entanda gyeyasibiridde abasaakaate yakukozesa omukisa gwéisaakaate kino, baveeyo nga balina ebintu ebyenjawulo byebakugusemu, ebianabayamba mu bulamua bwabwe, kubanga gwemulamwa gwékisaakaate omukulu.
Omukungu Wilson Mukiibi Muzzanganda, omutandisi wesomero lya Muzza High school Kabembe Mukono mu ssaaza lye Kyaggwe ewabumbujidde Ekisaakaate ky`omwaka gunno, yebazizza Nnaabagereka okumuwa omukisa oguetegekera ekisaakaate ku ssomero lye, ekiganyudde abaana béggwanga.
Mungeri yemu Nnabagereka aguddewo ekisulo kyabaana abawala ekimubuddwamu amanya ge, ‘Nagginda Girls Dormitory’, wamu n`okusimba omuti ogwekijukizo ku somero lino.
Ssenkulu wa Nnabagereka Development Foundation Andrew Adrian Mukiibi, agamba nti abakungu okuva mu bukama bwa Bunyoro okubakyaliraako  mu Kisaakaate, agambye nti byebasomesa abasaakaate bikwata ku buli nkula némbeera zábantu ezénjawulo ezibagasa kyebava tebasosola mu baana bebabangula.
Ekisaakaate gatonya kigenda kigenda ku komekerezebwa nga ennaku z`omwezi 26 omwezi guno.
Bisakiddwa: Musisi John
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be ababeera emitala w’amayanja okunyiikira okusomesa abavubuka obuwangwa n’ennono za Uganda
  • Kabuye Ssembogga @42 – yebazizza bonna abamuwagidde
  • MUBS etikidde 510 – mulimu abasibe
  • Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024
  • Eηηuumi n’ensambaggere bimyoose mu kooti e Nakawa – Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya bakomezeddwawo mu kooti

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -