Abemegganyi abeetaba mu Program Entanda ya Buganda 2024, mu butongole bakwasiddwa ebirabo byabwe. Omukolo gubadde mu luggya lwa Bulange e Mengo gukulembeddwamu Ssenkulu wa Radio CBS Omukungu Michael Kawooya Mwebe,...
Abakungu okuva mu Busiinga bwa Rwenzururu balambuddeko ku Radio ya Kabaka CBS FM, ku bugenyi bwebabaddeko embuga, nga bazze okwebuuza ku nkola y'emirimu egyenjawulo n'obukulembeze mu Buganda, mu kaweefube gwebaliko...
CBS FM ng'ekolera wamu n'ekitongole ky'obutonde bw'ensi mu ggwanga ekya NEMA bawaddeyo ebirabo ebisiima abawukiriza ba CBS FM abawera 30 abazze baddamu ebibuuzo ebikwata kukukuuma n'okutaasa obutonde bw'ensi, mu nkola...
Ndejje University ng'ekuza olunaku lwa Radio munsi yonna, esiimye radio ya Ssaabasajja Kabaka CBS FM, nga radio ekoze eky'amaanyi okukyusa obulamu bw'abantu, omuli okulwanyisa okutyoboola obutonde bw'ensi, okuwa abavubuka emirimu,...
Abawuliriza ba CBS abeegattira mu kibiina kya CBS Fans Club basiimye Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II olw'okussaawo Laadiyo CBS, ebasobozesezza okuyiga ebintu ebitali bimu ebibatuusizza mu kwesiima. Okusiima kuno...
Mu budde buno obw'okuzza abaana ku masomero, osobola okwetaba mu kazannyo Sabula Bbingo ku CBS n'owangula school fees emitwalo 500,000/=. Wetabe mu kazannyo mu pulogulaamu ya TownShip Tunes buli...
Abawuliriza ba CBS okuyita Program Kalasa Mayanzi eweerezebwa Dr. Kwefu ne Lady Titie, bakwasiddwa ebirabo byabwe byebaawangula okuva mu kampuni ya RoseForm. Baweereddwa ssente enkalu n’emifaliso.