Ekitongole ekiduukirira abali mu bwetaavu ekya Uganda Red Cross Society, kigumbye mu district ye Sironko okwongera okukwasizaako abantu abakoseddwa amataba, n'okunoonya abantu abakyabuze abagambibwa okuba nga baatwaliddwa amataba. Mu buvanjuba...
Omwana ow'emyaka 12 ategeerekeseeko erinnya limu erya Meddie abadde akedde okugenda mu nnimiro, akubiddwa laddu mu nkuba ekedde okutonnya ku kyalo Buluguyi mu gombolola ye Buyanga mu district ye Bugweri....
Ekitongole ky'ebyobulambuzi ki Buganda Heritage and tourism board nga kikolagana ne kinaakyo ekya Uncovered travel initiative Africa balambudde ebifo by'obulambuzi eby'enjawulo mu Kampala, n'ekigendererwa ekyokwongera okwagazisa banna Uganda okulambula ebifo...
President wa National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu Bobi Wine awanjagidde government ekome ku bakuuma ddembe abatwalibwa ku Nnyanja okujigogola ,baleke abantu beyagalire ku Nnyanja baleme kujibatamya. Kyagulanyi Ssentamu asinzidde mu...
Akakiiko k'ebyokulonda mu NRM kayimirizza bannakibiina okukuba kakuyege ku nkuηηaana ezaawamu, mu kalulu kakamyufu akagenda mu maaso, mu district ye Sembabule, Bundibugyo ne Rwampara olw'emivuyo egyetobeseeyo. Mu district ye Ssembabule,...