Omulamuzi wa kkooti enkulu Dr. Daglas Singiza awadde ekitongole ekivunaanyizibwa ku butonde bw'ensi ki National Environment Management Authority (NEMA) wiiki bbiri zokka okwewozako ku musango ogwawaabwa abatuuze b’e Kibiri A...
CBS FM radio ya Buganda esse omukago n'ekitongole ekiyitibwa Tri- Trees okutumbula ómuti oguvaako ekibala ekiyitibwa Bread fruit n'ekigendererwa eky'okugoba enjala, okukuuma ettaka n'okukuuma obutonde bw'ensi. Braet fruit ekulira...
Ekitongole ky'eggwanga ki Uganda Wildlife Education Center ekyayitibwanga Entebbe zoo, kitubudde n'enkula bbiri ezaalemererwa okuzaala wadde ekitongole kino kizisaasaanyaako ensimbi mpitirivu okuzirabirira Dr James Mucunguzi akulira ekitongole kino asinzidde mu...
Leero ennaku z'omwezi ziri 27 September,2023 lunaku lwansi yonna olw'ebyobulambuzi. Olunaku luno lwasooka okukuzibwa mu mwaka gwa 1980 nga lwategekebwa ekibiina ky'ensi yonna ekikola ku by'obulambuzi ki United Nations World...
Omuwendo gwamazike mu nsi yonna buli lukya gweyongera kukendeera, so kye kimu ku bisinga okuyingiza ensimbi empitirivu okuva mu balambuzi abagettanira okugalabako. Kigambibwa nti mu myaka 100 egiyise amazike gabadde...
Engeye Kasolo akafaananako enkima naye ko keeru nnyo era nga kayonjo. Engeye etambulira waggulu mu matabi g’emiti emiwanvu mu bibira ebikwafu. Engeye tetera kukka wansi era nebwekka negwa eddayo mu...
Omumyuka owokubiri owa Katikkiro wa Buganda era Omuwanika w`Obwakabaka past District Governor Owek Robert Waggwa Nsibirwa atongozezza bulungi bwansi ow`okugogola ennyanja ya Kabaka. Ennyanja ya Kabaka esangibwa mu Ndeeba mu...
Ekitongole ekivunanyizibwa ku bisolo byomusiko ekya Uganda Wildlife Authority kikutte abantu babiri ku bigambibwa nti baliko kyebamanyi ku Mpologoma ezafudde mu kkuumiro ly'ebisolo erya Kipedo National Park. Gyebuvuddeko waliwo Empologoma...